Yeah
Yeah
Vyroota
One Blessing, made it
Obugonvu bw’olujegere ge maanyi g’eggaali
Calm down, calm down, yeah
Mu mawulire, ebitabo bibasomako baakuba
Baali b’amaanyi naye ate tebalabika
K’abe mugagga, k’abeere mwavu
Remember one day
Amazzi bw’ogoozesa dear gafuuka byovu
Yeah yeah
Calm down dear calm down
Bino bintu bya ku nsi bikulimba
Abo b’ovuma n’ojooga
Be basima
Bennyini abo b’osooza
Bebakusabiranga
Ogiraba nga figure naye magumba
Beauty ku face yo
Ako kawanga, maama
Egyo gy’oyita mikwano gyo egyo egikuwaana
Gikaabamu gumu awo ne gikwerabira, yeah
Bonna baligenda
Abanene balikogga
Abalungi balisiimwa eh
Abo ababi baliyokebwa
Calm down dear calm down
Bino bintu bya ku nsi bikulimba
Abo b’ovuma n’ojooga
Be basima
Bennyini abo b’osooza
Bebakusabiranga
Mutima gwange wuliriza bigambo byange, eh
Oba bikunyumira tuula
Eeeh ekirungi tukola eh
Era tebiriba