Baby kalira, omutima bweguluma nze doctor (waguan)
Any way my lover (Bassboi), tiga nyiga akasimu nze celular
Nze kale nnyinza ntya, okkulekawo nkola ntya
Wantunga love entuuka, gw'oli mabuggumu mu suuka
Ndi wa ku kwata by'okwata
Nze ndi wa ku loota by'oloota
Love siika bwe mpuuta, mazi mu ddungu mmala enyonta
Aaah, oli musufu (bakumpimako)
Oli kipimo ekituufu (bakumpimako)
Oli fitting my love (bakumpimako)
Kyova olaba mukwano (bakumpimako)
Aaah, oli musufu (bakumpimako)
Oli kipimo ekituufu (bakumpimako)
Oli fitting my love (bakumpimako)
Kyova olaba mukwano (bakumpimako)
Oli kikumi ku kikumi bakupima, bakupima kunze
Walungiwa bye njagala sitoma, nkwagadde nnyo onjoze
Oli fitting bali ndabada (ndabada)
Love yo yandya ne nkamata (nkamata)
I love you no debate wondekera bwoti nkusubiza am to die
Baby kalira, omutima bweguluma nze doctor, eh
Any way my lover, tiga nyiga akasimu nze celular
Ooh, my lover
Bakulimba ki eyo gy'ogenze
Ooh, my lover
Bakulimba ki eyo gy'ogenze
Aaah, oli musufu (bakumpimako)
Oli kipimo ekituufu (bakumpimako)
Oli fitting my love (bakumpimako)
Kyova olaba mukwano (bakumpimako)
Aaah, oli musufu (bakumpimako)
Oli kipimo ekituufu (bakumpimako)
Oli fitting my love (bakumpimako)
Kyova olaba mukwano (bakumpimako)
Njagala kkugula mbulira ebisale
Obwo obulungi bwaggwayo mu katale
Saba yoya, kyonna nkikuwe
Na yenna akusongamu mukube eeh!
For your love, onanjigiriza obukoddo
For your love, ku lulwo nzijayo obukodyo
For your love, omulungi ontambuza door to door
Oyagala ngwe ekigo
I love you like nobody can ever do
Nakuggwa dda dda ne bw'onsuula amaddu
Gwe, ndi wa ku kwata by'okwata
Nze ndi wa ku loota by'oloota
Love siika bwe mpuuta, mazi mu ddungu mmala enyonta
Aaah, oli musufu (bakumpimako)
Oli kipimo ekituufu (bakumpimako)
Oli fitting my love (bakumpimako)
Kyova olaba mukwano (bakumpimako)
Aaah, oli musufu (bakumpimako)
Oli kipimo ekituufu (bakumpimako)
Oli fitting my love (bakumpimako)
Kyova olaba mukwano (bakumpimako)
Fire! Bakumpimako
Eye Grace! Bakumpimako