Oouu ooooh
Bimbunyebunye
Bimbunyebunye
Ebisaanyi bimbunyebunye
Eli Arkhis Muzik
Eddembe n’amasanyu byaggwa
Kati obulamu bwe ndimu buka
Buli wembeera we ntuula ne mpulira
Ng’omutima gundimu ebimyanso oh
Kiringa nkugambye
Kati obulamu obumbunye ebisaanyi
Buli lwe ngwawo ne ndoota ne nfaako
Nga nkulaba ogenda n’omulenzi
Olumu gye nakyala
Eyo mu ttumbi beekanga nnyo
Nali mu kirooto
Nga nkulaba ne ngugumuka
Ne beekanga bewuunya bagamba
Bannange ono omusajja abadde ki!
Nali mu kirooto
Nga nkulaba ne ngugumuka
Nze ne nfuba nkuteeke
Mu target w’osobolera okundaba
Nze ne nzija nkukwate
Ku mukono n’oneekuba
Maria oh, oh oooh
Lwaki ondaazizza, onkozezza ng’okimanyi baakuntondera?
N’ababaka be ntumayo bammalamu dda amaanyi baŋŋamba nti mbiwummule eh
Lwaki ondaazizza, onkozezza ng’okimanyi baakuntondera?
N’ababaka be ntumayo bammalamu dda amaanyi baŋŋamba nti mbiwummule eh
Nfunda mu birooto oh
Nfuba mu kuwooba oh
Nfunda mu birooto oh
Nfuba mu kuwooba oh, ye ye yeah ii ye!
Ekiriwo ekikyamu
Nze nkipima ne nkiraba mu ntunula yo eyo
Noooo, ooooh
Tolina busungu, bw’ondaga
Onimbira awo bw’osekaaseka
Nze ne nfuba nkusanyuse yeah
Nga nkutwala mu dance n’ebifaananyi
Olumu wagaana
Nnyabo ebyonno eby’ekiyaaye mbu wabikkuta
Tewayise kaseera
Laba nkusanga mu dance nnyabo weekeja Maria oh, noooo, noooo
Lwaki ondaazizza, onkozezza ng’okimanyi baakuntondera?
N’ababaka be ntumayo bammalamu dda amaanyi baŋŋamba mbu mbiwummule eh
Lwaki ondaazizza, onkozezza ng’okimanyi baakuntondera?
N’ababaka be ntumayo bammalamu dda amaanyi baŋŋamba mbu mbiwummule eh
Nze nfunda ku birooto oh
Nfunda mu kuwooba oh
Nze nfunda ku birooto oh
Nfunda mu kuwooba oh, yeah