Zino ensonga za mutima Bwe kiba tekukutuka nga ko Onkube enjinja Munange gwe nagoba Omutima gululuma Gwasigala gumwagala Kano akakyala akangereza Keyateka mu simu ye Kangamba your not reachable Pressure nenzisala Luli ku ky'ewamala Ng'oli nolulenzi lw'olupya Bwemwali ng'abayomba Nenkuma akabaani nemuyita Omutonzi nga njagala abakyankalanye Nze nfune wenetondera Nga omutima gukuba bwe kutu Ngenda okulaba ababade bayomba Mwekute mwenyegera Nze nemanya nti bankuba busu Nenfuba nfuneyo omulara Naye tebakutembeya oli wabbula
Mbilizi satu teziwera Bantwalako olwange olwo'kuna Bwentambula naga manage Teziwera siwera Kati mpewuka nga kisawo Ekya pamba ekisawo Mbilizi satu teziwera Bantwalako olwange olwo'kuna Bwentambula naga manage Teziwera siwera Kati mpewuka nga kisawo Ekya pamba ekisawo
Whose that whose that Looking in the mirror Am seeing a loser Sitting sipping on a sour liquor Ngezezaako okunonya omulara akukira Naye oli wabeyi ansimbi zenemye okufuna Laba eyali omutono Ebina sure N'olususu olwaka okuvuganya enjuba Nasazisa busungu nattima Omutu ey'antuza nga nanzimba munkola Nandekawo Kati mpewuka nga kisawo Ekya pamba ekisawo Eyali amanyi okufumba nagoba kati ndabye Kati mpewuka nga kisawo Ekya pamba ekisawo Eyali ayina akanyama n'empewo kati envuga