Ala la le le le
Ala la le le le
Ala la le le le
Ala la le le le
Samanya kwe kuganza eyalungiwa
Nze n'obudde tubeera twegoba
Ng'olwo mpapa papa nyanguwe
Sisanga omulungi ng'atenguse omutima
Bangi bakwetega
Gwe tobalaba kwewoomya okira sugar
Baluka plan yenkola
Naye ate bansanze kuluno ndaba
Kuluno ye mission
If you set the date for me
Nga sikukwasa nsonyi
Kambeere your reason enakugoloza ensobi
Sembera katono tono
Kankweyongeze katono tono
Nkwatako kumukono kono
Okwagala teri komo komo
Sembera katono tono
Kankweyongeze katono tono
Nkwatako ku mukono kono
Okwagala teri komo, yee!
Abatulaba bakuyita kwelaga
Kembade naawe mbu nessesa
Nebwentabula naawe mbu nelaga
Hey yee!
Bagakanula natera kusenguka
N'omwana wabandi yetamwa
Abalusomba nga begula
We say we got no time for you
Mpozi munyumye bizimba
Bwe bibula munywe ku soda kuba ono yabasukka
Mpozi mutege bitimba
Naye okumuleka eriba blunder
Sembera katono tono
Kankweyongeze katono tono
Nkwatako ku mukono kono
Okwagala teri komo, yeee!
Sembera katono tono
Kankweyongeze katono tono
Nkwatako ku mukono kono
Okwagala teri komo komo
Samanya kwe kuganza eyalungiwa
Nze n'obudde tubeera twegoba
Ng'olwo mpapa papa nyanguwe
Sisanga omulungi ng'atenguse omutima
Bangi bakwetega
Gwe tobalaba kwewoomya okira sugar
Baluka plan yenkola
Naye ate bansanze kuluno ndaba
Mpozi munyumye bizimba
Bwe bibula munywe ku soda kuba ono yabasukka
Mpozi mutege bitimba
Naye okumuleka eriba blunder
Sembera katono tono
Kankweyongeze katono tono
Nkwatako ku mukono kono
Okwagala teri komo, yeee!
Sembera katono tono
Kankweyongeze katono tono
Nkwatako ku mukono kono
Okwagala teri komo komo