Aya bassi (Bassboi)
African bwoy bwoy, yeah
Clayz (Waguan) The Eye Grace, fire!!
Oli majje makambwe mapangise
Nkuwe zi rank nkuttikkire
Wekweke nzije nkukwekule (nkukwekule nkukwekule)
Mu eno movie you're badder ooh my God aah ono yessala zi Gucci na Prada
Ono si kinnyonyi tomupaaze ono wange buli kiganye baby kubira nze
Nze n'omwana ono twemala
Ye namala abulawo, ntaawa ntaama
Nsibidde kuggwe mu loo
Kugwe mu loo
Yeggwe ambuza otulo
I think I'm in love
Ngumidde kuggwe leero
Kuggwe mu loo
Yeggwe ambuze otulo
I think I'm in love
Obe mukwano gwange
Mbe mukwano gwo
Mbe mukwano gwo
Atereka ebyama byo ate
Obe mukwano gwange eeh eeh
Ndi willing okukola ky'onaŋŋamba
Okwagala feeling tebakukaka bwe baŋŋamba iieaah!
Manya I'm waiting paka olunaku lw'oliŋŋamba nzije
Tutuule mu meeting ye nkugambe bye njagala ompe
Oli kawala kato olina body
Teri akufanana te te teri nobody
Ninze olunaku lw'olijja ondabe
Ndyoke nkulage obubadi badi my bebe
Gwe yoya ky'oyagala yoya
Baby omukwano gwo guno tegulikala
Nfukirira baby gwe fukira
Kubanga mbinyumirwa ate baby tolekera
Nsibidde kuggwe mu loo
Kugwe mu loo
Yeggwe ambuza otulo
I think I'm in love
Ngumidde kuggwe leero
Kuggwe mu loo
Yeggwe ambuze otulo
I think I'm in love
Obe mukwano gwange
Mbe mukwano gwo
Mbe mukwano gwo
Atereka ebyama byo ate
Obe mukwano gwange eeh eeh
Oli majje makambwe mapangise
Nkuwe zi rank nkuttikkire
Wekweke nzije nkukwekule (nkukwekule nkukwekule)
Mu eno movie you're badder ooh my God aah ono yessala zi Gucci na Prada
Ono si kinnyonyi tomupaaze ono wange buli kiganye baby kubira nze
Oli kawala kato olina body
Teri akufanana te te teri nobody
Ninze olunaku Iw'olijja ondabe
Ndyoke nkulage obubadi badi my bebe
Gwe yoya ky'oyagala yoya
Baby omukwano gwo guno tegulikala
Nfukirira baby gwe fukira
Kubanga mbinyumirwa ate baby tolekera
Nsibidde kuggwe mu loo
Kugwe mu loo
Yeggwe ambuza otulo
I think I'm in love
Ngumidde kuggwe leero
Kuggwe mu loo
Yeggwe ambuze otulo
I think I'm in love