Ohh yeah yeah yeah
The limit yeah mmh yeah
Bisela biyita
Omukwano gukula
Esanyu tulina aaaah aaah aa
Byengela tunoga
Kale sijula
Omutima gwajjula(yeah)
Essanyu n'omukwano ohh
Kikompe kiyiwa (ehh)
Akaffe che che che che che!
Omukwano mungi
Gulina eddekende
Batwale byona
Mpulira sitidde
Kasita mba naawe
Omu! sa! jja! me! ke! tte!
Owakabi wange
Owakabi wange (ehh)
Owakabi wange
Owakabi wange(ehh)
Owakabi wange owakabi owakabi wange (ehh)
Owakabi wange
Owakabi wange (ehh)
Kinkola bulungi ng'ojja
Mpulira bulungi bwojja
Omukwano mungi gw'ompa
Ogunyumisa muttumbi tonta
Mazima wabula bulungi
Every day oba mulungi
Gwe selulungi
Ate olina silingi
Abalungi baali bangi
Walonda bulungi yeah!!
Sembela byebe
Tula
Kalila kalila kalila
Bwoyingila ekisenge galawo
Galawo Galawo Galawo
Tebatuwulila kuba tebibakwatako
Galawo Galawo Galawo
With your love so sweet we fly to the moon
To the moon ooowaaa ahh!!!
Akaffe che che che che che!
Omukwano mungi
Gulina eddekende
Batwale byona
Mpulira sitidde
Kasita mba naawe
Omu! sa! jja! me! ke! tte!
Owakabi wange
Owakabi wange (ehh)
Owakabi wange
Owakabi wange(ehh)
Owakabi wange owakabi owakabi wange (ehh)
Owakabi wange
Owakabi wange (ehh)
Akaffe che che che che che!
Omukwano mungi
Gulina eddekende
Batwale byona
Mpulira sitidde
Kasita mba naawe
Omu! sa! jja! me! ke! tte!