A Lutty Neika mi rhyme so harder der
Ono Bobix ali too badder dder
Bagamba okalya dda kadda dda
Nakalya dda naye ate ndaba tekadda
Kyokka nga ne jjo kangambye
Kanzijje nkujje mubuwambe
Neninda nga bweyangambye
Teyalabise emisuwa kate ginjulike
Nakoowa nze ebya kwiso bando
Njagala kimu ongambe nkwata wano
Ngisimbule nkujje kunsi kuno
Nkulambuze eggulu ogambe kiki kino
Eh!!
Waŋŋambye Sunday naye eri wala
Ndabise okussaako omulala
Samanya nti oli zibuwala
Okunzijamu gy'oli kikaluba bulala
Nsaba ompe ku masavu naawe
Gira onte nentayaaya
Njagala nkutuuke wala ompulire ogambe, oyayaya
Nsaba ompe ku masavu nawe
Gira onte nentayaaya
Njagala nkukweeke wala
Oli omu anjakira nga etaala laa
Put your hands in di air, now now
Put your hands in di air, nga olinayo ka baby
Gwe katumye bakaleete
Mutumye bamuleete eyo
Come over gyal com cool me down
Munnange nyamba onsasile
Anantaasa oli omu gwe gwenina
Tondekerera bangabanegabane
Abaana balina obwangu abo boolaba, it’s a one call away!!!
Bw'omuyita ye talwawo nga bw'okola, era kankugambe nze
Baby ebya ddala
Waŋŋambye Sunday naye eri wala
Ndabise okusaako omulala samanya nti oli sibuwala
Okunzijamu gy'oli kikaluba bulala
Nsaba ompe ku masavu naawe
Gira onte nentayaaya
Njagala nkutuuke wala ompulire ogambe Oyayaya
Nsaba ompe ku masavu nawe
Gira onte nentayaaya
Njagala nkukweeke wala
Oli omu anjakira nga etaala laa
Put your hands in di air, now now
Put your hands in di air, nga olinayo ka baby
Gwe katumye bakaleete
Mutumye bamuleete eyo
A lutty Neika mi rhyme soo harder der
Ono Bobix ali too badder dder
Bagamba okalya dda kadda dda
Nakalya dda naye ate ndaba tekadda
Come over gyal com cool me down
Munnange nyamba onsasile
Anantaasa oli omu gwe gwenina
Tondekerera bangabanegabane