LRC File Content
[id: ngifjhge] [ar: Rema namakula] [al: Akafe Che] [ti: Akafe Che] [length: 02:56] [00:11.03]Nessim Pan Production [00:14.40]Omanyi buli kimu, kyabaala munze [00:18.47]Lino taka gyiimu kw'osiga [00:21.15]Nabaala amatooke, ndiko n'amayuni [00:24.72]Ndi musiri gwa ffene n'emboga [00:27.40]Nze maama yansimba, n'omudo n'akoola [00:31.45]Kati buli kimu kyabaala [00:33.91]Ya nsensula, amatabi n'obukoola [00:37.47]Ebigimusa nabyo byannoga [00:40.22]Yafukirira bulungi nga ekyeeya kisuuse [00:43.76]Akasana, kaleme okunjokya [00:46.58]Yankuza, natuka okumulisa [00:50.19]Nga buli kye'nsako kiri mu birimba [00:54.57]Nina bingi by'otanalaba [00:57.70]Nina bingi ebyekwese munda eyo [01:01.33]Nze eka bantendeka najula, akafe che [01:07.31]Nina bingi by'otanalaba (gwe, uh) [01:10.61]Bingi ebyekwese munda eyo [01:14.18]Nze eka bantendeka najula, akafe che [01:20.80]Nkirako okulya akajaja [01:24.25]Ka chai akawomu akasinga [01:27.45]Akakujamu akawewo, nkubike nga [01:33.25]Nze maama yanyonsa bulungi [01:36.35]Buli kitundu kunze, kiri mukifo kyakyo [01:40.28]Nalukibwa kalanda, ninga ensansa ku mugwogwa [01:46.32]Luwombo lw'enkoko lwagalwa [01:49.42]Naye tonywera ngako byotonywa [01:52.83]Otunula nga kunze honey, stress etere egende [01:58.78]Nawulirako ku bakawomera, kunze kw'olikoma n'owola [02:05.63]Ndi kubika love ebikunta obisibe mu kuveera (nhehe) [02:11.70]Nina bingi by'otanalaba [02:14.72]Nina bingi ebyekwese munda eyo [02:17.93]Nze eka bantendeka najula, akafe che [02:23.79]Nina bingi by'otanalaba (gwe, uh) [02:27.87]Bingi ebyekwese munda eyo [02:30.95]Nze eka bantendeka najula, akafe che [02:36.89]Nina bingi by'otanalaba [02:40.63]Bingi ebyekwese munda eno [02:44.17]Nze eka bantendeka najula, akafe che [02:49.86]