Guluma - Bettina Namukasa

LRC File Content

[id: ngiemyts]
[ar: Betina Namukasa]
[al: Guluma - Single]
[ti: Guluma]
[length: 03:40]

[00:11.72]Omulungi mpitideko eno
[00:14.33]Ng'ebyokwegumya mbikoye
[00:16.54]Nga ndi eyo binsobede
[00:21.24]Nkulinze okuva lwe wada
[00:23.51]Nga n'ekimuli kyewalera, kyawotoka kyagwawo da
[00:30.66]Gyendi, guntawanya
[00:33.18]Gwanfula omuzole
[00:35.27]Nga n'obusimu tobukwata
[00:39.79]Obuyimba obwo mpulira
[00:42.17]Obw'omukwano tunyiga
[00:44.45]Ku radiyo, mbuwereza
[00:49.38]Nga n'obunyonyi bwogera
[00:51.44]N'akachungwako kakula
[00:53.92]Kabulako ku kanula
[00:58.22]Ndi eno gumboyanya
[01:00.68]Gunfudde omuzole
[01:03.17]Guzijja eno gunziza eno
[01:06.75]Baby, guba guluma, gusula guluma
[01:12.56]Wade tegwogera nga naye guluma
[01:16.96]Guba guluma wotoli guluma
[01:21.64]Jangu onkyalire nkulage awaluma
[01:26.40]Gwe ate nze atali ku kyeeyo
[01:29.06]Nga ne ka soda kamala
[01:31.21]Ennyonta lwaki enzita eno
[01:35.57]Akujji bwekaba kokya tokalinda ku kawoza
[01:40.53]Eno ofuwa ko nga bwonywa
[01:45.28]Jangu baby wange
[01:47.61]Jangu tulira awo
[01:50.14]Mbeere awo ng'oli awo
[01:54.32]Obudde eno bwaterera
[01:56.61]Kiri ekyeya kyayiita
[01:59.06]Akakuba mwatu era katonya
[02:03.76]Ewiiki tewayita ne emu nga kyosimbye kimezze
[02:08.45]Ng'omukwano era gutinta
[02:12.81]Maama gumanja
[02:15.57]Gwagala gwe omulungi
[02:17.92]Jangu sembera eno
[02:21.29]Guluma eno
[02:22.13]Guba guluma, gusula guluma
[02:26.43]Wade tegwogera nga naye guluma
[02:31.67]Guba guluma wotoli guluma
[02:36.09]Jangu onkyalire nkulage awaluma
[02:41.10]Abalenzi abo bolaba
[02:43.01]Bamanyi nyo okukugeya
[02:45.42]Gw'olinga wakayima
[02:50.22]Mu bufika ku kyegula
[02:52.30]Bwowa bano ku nkya naye
[02:54.99]Ate nze bwe bumpomera
[02:59.66]Jangu sweet wange
[03:02.16]Jangu va ku byabo
[03:04.34]Ebibyo, bibino eno
[03:09.21]Ndi eno baby wange
[03:11.37]Jangu eno ye ssawa
[03:13.61]Eno teriyo akutawa
[03:16.82]Jangu eno
[03:17.84]Guba guluma, gusula guluma
[03:22.94]Wade tegwogera nga naye guluma
[03:27.71]Guba guluma wotoli guluma
[03:32.05]Jangu onkyalire nkulage awaluma
[03:36.48]

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z