Kagobako - Spice Diana

LRC File Content

[ar: Spice Diana]
[al: ennyimba.ug]
[ti: Kagobako]
[tool: ennyimba.ug]
[length: 02:43.84]

[00:00.00] Onsinze kagobako (Waguan)
[00:02.88] Omulungi mazima tunulako eno
[00:05.83] Ojooze nze wulira ohh (Bassboi)
[00:08.37] Eno bbaluwa wulira bwino
[00:11.37] Nze ggwe bw'obula ombuza appetite
[00:13.92] Omala kulabika olwo nendya ku mmere
[00:16.80] Yes you don't know what you do to me inside
[00:19.33] Wooba wooli nsirika bw'obula nenkuba enddele
[00:22.33] Onsinze kagobako (iya)
[00:23.90] Ompangudde era kano kagobako (iya iya)
[00:27.00] Tolumya nnyo kagobako (iya)
[00:29.43] Eky'okwekweka tokiremerako (iya iya)
[00:32.16] Kano kagobako
[00:33.83] Kagobako (iya)
[00:35.22] Tewekweka kuba kano kagobako (iya iya)
[00:38.00] Bambi tobula kano kagobako (iya)
[00:40.64] Amaaso gandi mu ngalo njoya kulabako (iya iya)
[00:43.94] Kagobako
[00:44.87] Mukwano onyumisa emboozi
[00:46.74] Ggwe wotali bali banyumya mandaazi
[00:49.78] Ebyo omulungi by'okuba pose
[00:52.07] Osaana kukweka mabega wa mwezi
[00:54.95] Ndibalwanya, okikola otya ndibalwanya
[00:59.80] Buli omu ayagala kukuliraana
[01:02.47] Sikugaba era nsaba tebatawaana, my bae eh eh
[01:07.03] Wamegga, walumya, wagalika (wagalika)
[01:10.36] Mu kintu ky'okulungiwa watabuka (omutima)
[01:12.82] Wasala, wayuza, nayulika (nayulika)
[01:15.61] Eno wanzita dda omwooyo gwewavunika
[01:18.34] Onsinze kagobako (iya)
[01:20.42] Ompangudde era kano kagobako (iya iya)
[01:23.43] Tolumya nnyo kagobako (iya)
[01:25.89] Eky'okwekweka tokiremerako (iya iya)
[01:28.75] Kano kagobako
[01:30.09] Kagobako (iya)
[01:31.69] Tewekweka kuba kano kagobako (iya iya)
[01:34.33] Bambi tobula kano kagobako (iya)
[01:37.06] Amaaso gandi mu ngalo njoya kulabako (iya iya)
[01:39.96] Kagobako
[01:41.32] Guno omutima wankola bubi ogutwaala
[01:44.12] Ah toseka mukwano tokodaala
[01:46.85] Ebirowoozo bambi obireka bipaala
[01:49.62] Nze woowe yaaye, kano kagobako
[01:52.71] Nze ggwe bw'obula ombuza appetite
[01:55.32] Omala kulabika olwo nendya ku mmere
[01:58.37] Yes you don't know what you do to me inside
[02:00.85] Wooba wooli nsirika bw'obula nenkuba enddele
[02:03.83] Mukwano onyumisa emboozi
[02:05.70] Ggwe wotali bali banyumya mandaazi
[02:08.52] Ebyo omulungi by'okuba pose
[02:11.14] Osaana kukweka mabega wa mwezi
[02:14.16] Onsinze kagobako (iya)
[02:16.64] Ompangudde era kano kagobako (iya iya)
[02:20.04] Tolumya nnyo kagobako (iya)
[02:22.23] Eky'okwekweka tokiremerako (iya iya)
[02:25.32] Kano kagobako
[02:26.57] Kagobako (iya)
[02:27.99] Tewekweka kuba kano kagobako (iya iya)
[02:30.73] Bambi tobula kano kagobako (iya)
[02:33.37] Amaaso gandi mu ngalo njoya kulabako (iya iya)
[02:36.72] Kagobako
[02:38.27] JahLive
[02:39.68] ennyimba.ug

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z