Kano Koze - Winnie Nwagi

LRC File Content

[id: pshlkhkj]
[ar: Winnie Nwagi]
[al: Kano Koze]
[ti: Kano Koze]
[length: 03:57]

[00:00.42]Ooh olwalero nsaba mukole pakingi (wuluulu)
[00:05.39]Laavu tumuwe paking (ayi ayi)
[00:07.18]Mukole pakingi
[00:09.45]Owomukwano mumuwe pakingi
[00:11.34]Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
[00:14.61]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[00:16.95]Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
[00:19.80]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[00:22.28]Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
[00:25.26]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[00:27.98]Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze)
[00:30.84]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[00:32.68]Leero tulawo dia balete ebirabo
[00:34.92]Eno ewaffe twasoma kyimu, laavu eyo
[00:37.55]Yisa amaso awo olabe abalungi amakula
[00:40.06]Eno banababi twabagobayo ewaffe eno
[00:43.31]Ono owange kamuwaane
[00:45.95]Ne Bulandina lumu alyawo
[00:48.55]Era nze noono mutulinde
[00:51.23]Munatutegesa bitimba eyo
[00:53.78]Era nze wansanga ne kimuudu
[00:55.64]Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
[00:59.09]Wanteeba kanya ka duuru
[01:00.82]Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
[01:03.94]Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
[01:06.88]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[01:09.15]Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
[01:11.94]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[01:14.34]Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
[01:17.28]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[01:19.65]Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze)
[01:22.65]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[01:25.47]Switi eyantolosa mu deeka
[01:27.42]Olwaleero nkulaba nga banka
[01:29.91]Leka nze nebaze ku Nampiima (Ayiyiyiyi)
[01:32.71]Eyasombola nga obulabo gwengamba
[01:34.94]Bwoba nga owakana mu buuza Badiru (Badiru)
[01:39.66]Baaba Badiru
[01:39.82]Yamanyi ne kibooko Maama zeyankuba
[01:44.12]Nga ngoba diiru
[01:46.13]Era nze wansanga ne kimuudu
[01:47.71]Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
[01:50.97]Wanteeba kanya ka duuru
[01:52.82]Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
[01:55.93]Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
[01:59.03]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[02:01.48]Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
[02:04.35]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[02:06.69]Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze)
[02:09.34]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[02:11.99]Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze)
[02:14.67]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[02:18.76]
[02:29.08]Ah ye, ah ye unh
[02:30.58]Ah ye, ah ye unh
[02:34.41]Ah ye, ah ye unh
[02:38.94]Kati nyimba kokonyo
[02:40.67]Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Maama
[02:43.06]Ngenze kusiba na mpombo
[02:45.66]Nganzifumbira omulungi eyansima
[02:48.01]Nyimba kokonyo
[02:50.74]Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Taata
[02:54.12]Nze ngenze kusiba mpombo
[02:56.07]Nganzifumbira omulungi eyansima
[02:58.81]Mufumbire nzijure byayagala
[03:01.15]Mbiteke ku sowani yebumba
[03:03.68]Kacaayi ke nkatekemu ekyisubi
[03:06.13]Nkateke mucikopo kyebumba
[03:09.59]Kano kozze kanno kozze mwami wange (kano kozze)
[03:12.45]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[03:14.36]Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
[03:17.51]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[03:19.58]Kano kozze kanno kozze mwami wange (kano kozze)
[03:22.67]Laavu njagala nkuwaane (kano kozze)
[03:25.49]Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze)
[03:27.61]Leero njagala nkusuute (kano kozze)
[03:31.40]Kano kozze (kozze lelelele)
[03:34.52]Kanno kozze (njagala nkusuute)
[03:37.29]Kano kozze (lele lelelele)
[03:40.06]Kano kozze (lele lelelele)
[03:42.62]Kano kozze (lele lele, lelele)
[03:45.33]Kano kozze (haaha ne Taata kamugambe)
[03:47.65]Kano kozze (oh-oh ne Maama kamugambe)
[03:50.30]Kano kozze
[03:53.41]ennyimba.ug

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z