Kanyimbe - Juliana Kanyomozi

LRC File Content

[id: ngir9kk9]
[ar: Juliana Kanyomozi]
[al: Kanyimbe]
[ti: Kanyimbe]
[length: 04:32]

[00:01.10]Amazima ddala nkimanyi nti Mukama omanyi
[00:06.67]Bwentunula gyewanzigya, abalala gyewabaleka
[00:12.45]Ondwanila entalo abalabe zebaleeta
[00:17.52]Kale nebwebayimuka, nga Mukama wooli sitya
[00:25.00]Si nsonga, wadde nga silina maanyi
[00:30.15]Kuba Mukama atuula mu nze, oli wamanyi ssebo
[00:37.42]Si nsonga, wadde nga silina ssente
[00:42.97]Kuba gwe Katonda gwensiinza ensi yiyo eno
[00:48.31]Kanyimbe, nyimuse elinya lyo Yesu
[00:54.46]Mukama, wotoli nze nandibadde ntya?
[01:02.18]Ne bino byona Mukama ebinuma
[01:07.99]Bitwaale, abalabe bange banzigyeko olukongoolo
[01:13.77]Bwentunula amazima ndaba nti awatali gwe Mukama
[01:19.90]Ye nze nandibadde ntya? Enaku nandigizize wa?
[01:26.53]Nekweeka mu gwe, olwaazi olwaase
[01:32.41]Mukama mazima oli mwesigwa gw'omanyi ebyange
[01:38.71]Saasira obunafu bwange, amaziga ago genkukaabira
[01:44.38]Kuba mu maaso go kitange ndi mwaana ssebo
[01:50.70]Saasira ebyoonoono byange Mukama bwenkusobya
[01:56.65]Tohila busungu, tova ku ludda lwange
[02:02.95]Kanyimbe, nyimuse elinya lyo Yesu
[02:09.65]Mukama, wotoli nze nandibadde ntya?
[02:15.66]Ne bino byona Mukama ebinuma
[02:21.88]Bitwaale, abalabe bange banzigyeko olukongoolo
[02:28.02]Nyamba, nsobole okusonyiwa nange abansobya
[02:33.82]Yadde byebankola, bimenya omutima
[02:39.94]Abali eyo abateesa engeri gyebansuula
[02:46.38]Mukama maanyi obalaba bakyankalanye
[02:51.63]Nyamba, nsobole okukozesa ekitone kyompadde
[02:59.30]Ela nsaba onyambe onzigyemu amalala
[03:05.42]Nsaba okozese obulamu bwange
[03:10.73]Nga nkyalina amanyi, onkozese ebinene
[03:17.18]Kanyimbe, nyimuse elinya lyo Yesu
[03:25.97]Mukama, wotoli nze nandibadde ntya?
[03:29.65]Ne bino byona Mukama ebinuma
[03:33.39]Bitwaale, abalabe bange banzigyeko olukongoolo
[03:42.53]

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z