LRC File Content
[ar: Spice Diana]
[al: ennyimba.ug]
[ti: Kibadde Kisa]
[tool: ennyimba.ug]
[length: 04:22.32]
[00:00.00] •••
[00:08.83] Nessim Pan Production
[00:12.41] •••
[00:28.42] Bwentunula gyenvudde
[00:31.57] Nendaba ne wano wendi
[00:35.17] Mpise mu biwonvu na migga okutuuka wano
[00:42.39] Mpise mu kugezesebwa kungi
[00:46.14] Abantu ab'efitina bangi
[00:49.29] Bafubye nnyo nemererwe naye n'ompanguza
[00:55.89] Onyimusizza nkutenda
[00:59.89] Omulisiza ng'etabaaza
[01:03.42] Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh
[01:09.93] Abambuza bwe nakikola
[01:14.15] Teri gwe ŋŋenda kulimba
[01:17.56] Nti wentuuse gabadde manyi gange
[01:24.12] Kibadde kisa kyo
[01:28.79] Kisa kyo
[01:31.67] Kye kinyambye nze okutuuka wano
[01:38.23] Kibadde kisa kyo
[01:42.56] Kisa kyo
[01:45.40] Okutuuka wano
[01:47.10] Kibadde kisa kyo ayi Katonda
[01:53.60] •••
[02:07.19] Kyalinga ekirooto
[02:10.59] Nga simanyi nti lulikya
[02:14.06] Nembeera omuntu eyegombesa, aah
[02:20.82] Nasiiba nga nkiyiya
[02:24.86] Abampulira nga baseka
[02:28.23] Ayi Katonda
[02:29.91] Oyimusa abanyomerwa
[02:34.64] Onyimusizza nkutenda
[02:38.74] Omulisiza ng'etabaaza
[02:42.21] Omuntu alina ekisa nga ggwe yambula, ooh
[02:48.72] Abambuza bwe nakikola
[02:52.97] Teri gwe ŋŋenda kulimba
[02:56.33] Nti wentuuse gabadde manyi gange
[03:02.75] Kibadde kisa kyo
[03:06.79] Kisa kyo
[03:10.28] Kye kinyambye nze okutuuka wano
[03:17.02] Kibadde kisa kyo
[03:21.27] Kisa kyo
[03:24.44] Okutuuka wano
[03:25.95] Kibadde kisa kyo ayi Katonda
[03:31.18] Kibadde kisa kyo
[03:35.16] Kisa kyo
[03:38.54] Kye kinyambye nze okutuuka wano
[03:45.21] Kibadde kisa kyo
[03:49.26] Kisa kyo
[03:52.23] Okutuuka wano
[03:54.00] Kibadde kisa kyo ayi Katonda
[04:00.81] ennyimba.ug
Publish comments and posts, and add songs, playlists, artists, and albums to your profile on Ennyimba.
By signing up or logging in, you consent to the
Terms of Use
and
Privacy Policy
of
Ennyimba