LRC File Content
[ti:Mind Your Business] [ar:Spice Diana] [al:ennyimba] [au:ennyimba] [by:ennyimba.ug] [la:EN] [re:ennyimba.ug] [ve:4.00] [00:00.11](Mind your business) [00:01.94]Totutama, totutama, totutawanya (Mind your business) [00:06.81]Muka neighbour tamusaana ani yagamba nti omulondere (Mind your business) [00:15.28]Mind your business [00:19.90](Baur) Kati njogerera abakutya kubanga nze sikutya [00:25.64]Njogerera abakukoowa kuba nange nakukoowa [00:30.32]Twebuuza, omumwa gwotasirisa munaffe walwala ki, ye? [00:35.71]Kati tuyige, funa olupapula ne pen tusome [00:39.85]Teli mugezi mu byona [00:42.19]Lwaki wefudde omugezi mu buli kimu [00:45.52]Ogeya onno ogeya oli wefudde kalaba-laba [00:50.46]Ememe katale [00:51.89]Totuwa nyo magezi gakozese otusinge [00:55.67]Ogeya, olingiriza [00:58.34]Ovuluga banno byebakola [01:00.83]Kasasiro wuuyo mu maaso go [01:03.40]Tomulaba olaba byange [01:05.83]Abantu bantumye nkugambe [01:08.05]Nti osusiza mwa mwa mwa, ooh! [01:10.59]Ne business za banno zoyogerera kikomye, kyabulabe [01:15.48]Mind your business [01:16.88]Totutama, Totutama, Totutawanya [01:20.40]Mind your business [01:21.64]Muka neighbour tamusaana ani yagamba nti omulondere [01:25.43]Mind your business [01:26.93]Totutama, Totutama, Totutawanya [01:30.51]Mind your business [01:31.89]Oh jjawo akajanja [01:33.50]Vva ku love y'abantu [01:35.89]Muno munsi, amakubo ga njawulo ffena getukozesa okuba obulungi [01:40.73]Era, era, Nebyetwakolerera mwatu bya njawulo, buli omu ne choice ye [01:46.05]Oyo akusanyusa aba ambowa [01:47.97]Naye aba wuwo, n'owange wange [01:50.73]Waliwo akolerera emotoka nga kyekimusanyusa, eh [01:55.50]Nze mazima nkozesa kitone kyange nkole ebinene bisigale mu record [02:00.58]Nkuŋŋanye n'emikwano gyange bwembeera nfunye tugabane amasavu [02:05.72]Kimanye oluusi gwoyogerako, ha [02:08.00]Yasena kuluzi lw'omukisa [02:10.63]Mind your business [02:12.03]Totutama, Totutama, Totutawanya [02:15.55]Mind your business [02:16.77]Muka neighbour tamusaana ani yagamba nti omulondere [02:20.56]Mind your business [02:22.06]Totutama, Totutama, Totutawanya [02:25.64]Mind your business [02:27.01]Oh jjawo akajanja, ohh [02:28.62]Vva ku love y'abantu [02:33.17]Ooh, ooh, ooh [02:37.25]Ooh, ooh, ooh [02:40.65]Atalina ssente gw'omulaba [02:42.46]Anagwa amangu gw'omulaba [02:45.24]Atalina nyash ki akuluma [02:47.36]It will end in tears, gw'abilaba [02:50.27]Alina obulwadde gw'omulaba [02:52.32]Atafumbirwe naye omumanyi [02:55.33]Jjuuzi wasula enjala [02:57.47]Lwaki ekyo tewakilaba [03:00.66]Mmmh, kagundi ako tekanyirira [03:02.59]Gwe lwaki buba obuzibu bwo [03:05.30]Omuwala oyo byayimba sibyagala, come one [03:07.93]Genda onyumirwe adungu zo [03:10.79]Owoza gundi yagwamu [03:12.74]Kyoka tewamuyisa atte [03:15.84]Edit your mind [03:17.68]Control your mouth, eh [03:20.71]Control your language [03:23.47]Tujja kukuba empi, wewe wewe wewe [03:25.43]ennyimba.ug