LRC File Content
[id: ngirr6s1]
[ar: Lydia Jazmine]
[al: Nkubanja - Single]
[ti: Nkubanja]
[length: 03:54]
[00:01.17]Hey
[00:02.11]Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
[00:07.00]Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani
[00:11.85]Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali
[00:16.07]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
[00:21.81]Nkunyenya
[00:26.42]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[00:31.41]Nkubanja (nkubanja)
[00:36.28]Kale nkuba kubamu obufaananyi nze naawe, ku wedding day
[00:45.97]Abatwagala abazadde emikwano gyo n'egyange, bonna bazze
[00:55.87]Ng'olayira, ng'ogamba abange ebibyo kati byange
[01:00.74]Kati onjoininze
[01:05.14]Twelabire, betwalaba nga tetunesanga
[01:09.51]Twesukkirize, twewaanewaane
[01:14.93]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
[01:20.02]Nkunyenya
[01:24.60]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[01:29.45]Nkubanja (nkubanja)
[01:34.76]Nkunoonya okuva jjuuzi lwe wangulira eppeera
[01:39.38]Buli ku makya nkeera nyo nyo nkuwandikire akayimba
[01:43.72]Netegeka njagala lumu, nkuyimbire acapella
[01:48.78]Bwe mbyogera ne mbyerabira ate bwe neebaka mbiroota
[01:53.85]Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
[01:58.44]Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani
[02:03.55]Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali (hey yeah eh)
[02:08.15]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)
[02:13.11]Nkunyenya
[02:17.68]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[02:22.81]Nkubanja (nkubanja)
[02:28.88]Gwe nange tulina obudde
[02:31.20]Oba kiro oba during day
[02:33.02]In the morning oba evening time
[02:38.43]Monday olwokubiri oba Wednesday
[02:40.82]Ku Thursday ne ku Friday
[02:43.09]Weekend eno nkubuukinze eh eh
[02:46.44]Sylivia walusimbi
[02:51.16]Mukwano tegugulwa nsimbi (hey yeah eh)
[02:56.94]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde)
[03:01.97]Nkunyenya
[03:06.15]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[03:11.23]Nkubanja (nkubanja)
[03:16.36]Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde)
[03:21.32]Nkunyenya
[03:25.90]Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte)
[03:31.00]Nkubanja (nkubanja)
[03:37.06]Lydia Jazmine again
[03:39.35]Again and again and again
[03:41.62]Danz Kumapeesa
[03:45.14]Nkubanja
[03:47.03]
Publish comments and posts, and add songs, playlists, artists, and albums to your profile on Ennyimba.
By signing up or logging in, you consent to the
Terms of Use
and
Privacy Policy
of
Ennyimba