[ti:Teri Agaana]
[ar:Recho Rey, Ava Peace]
[al:ennyimba]
[au:ennyimba]
[by:ennyimba.ug]
[la:EN]
[re:ennyimba.ug]
[ve:4.00]
[00:00.00]Nga asakata ono omwana nga asakata
[00:02.02]Kuba asakata kyokka teyesapata ono omwana
[00:04.78]Nga asakata ono omwana nga asakata
[00:06.87]Nga asakata kyokka teyesapata
[00:09.46]Bw'omulaba akugamba yayise mu kituli
[00:11.80]Yakoowa eby'emirembe ayagala bya kibbuli
[00:14.30]Ono yeebaka misana essaawa azuukuka ku kkumi
[00:16.77]Agende alabise akomewo enkya ku kkumi (kuba, ah)
[00:19.25]Abe Gaza mmwe kiri kitya?
[00:21.65]Abaagenda mu kibira baabulira wa? (kuba)
[00:24.20]Oba emisota bambi gyabalya?
[00:26.64]Oba baasanga empologoma nebakita? (kuba)
[00:29.10]Who dat gal, who dat gal?
[00:31.44]Prima omugagga akuyita
[00:34.08]Who dat gal, who dat gal?
[00:36.64]Prima omugagga akuyise
[00:38.97]Ani asomba wano ani asomba?
[00:41.25]Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
[00:43.86]Ani awamba wano ani awamba?
[00:46.23]Wano kuba kulabisa teri anooma
[00:48.74]Ani abomba wano ani abomba?
[00:51.12]Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
[00:53.80]Ani anooma wano ani anooma?
[00:56.02]Wano kuba kulabisa teri anooma
[00:58.59]Musumba agambye buli ali wano koowoola (TNS)
[01:01.00]Kuba eno essaawa ya kubuna mu busonda
[01:03.14]Abanoonya bu sure obwekwese mu drawer
[01:05.47]Bwebubula munoonye wansi w'ekitanda (kuba, ah)
[01:08.15]Abe Gaza mmwe kiri kitya?
[01:10.63]Abaagenda mu kibira baabulira wa? (kuba)
[01:13.25]Oba emisota bambi gyabalya?
[01:15.97]Oba baasanga empologoma nebakita? (kuba)
[01:18.14]Eno hit Motigbana
[01:20.36]Bagizina nga Bread and Butter (kuba)
[01:23.03]Who dat gal, who dat gal?
[01:25.47]Prima omugagga akuyita
[01:27.87]Who dat gal, who dat gal?
[01:30.44]Prima omugagga akuyise
[01:32.81]Ani asomba wano ani asomba?
[01:35.06]Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
[01:37.50]Ani awamba wano ani awamba?
[01:39.98]Wano kuba kulabisa teri anooma
[01:42.59]Ani abomba wano ani abomba?
[01:44.91]Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
[01:47.33]Ani anooma wano ani anooma?
[01:49.61]Wano kuba kulabisa teri anooma
[01:52.73]Adigida omuziki maama, bw'anyenya
[01:55.40]Ez'ekibiina oleeta ng'atwala
[01:57.85]Alina akaface maama
[01:59.47]Bw'omulaba ono yamira pin maama yataama
[02:02.35]Nga asakata ono omwana nga asakata
[02:04.55]Kuba asakata kyokka teyesapata ono omwana
[02:07.41]Nga asakata ono omwana nga asakata
[02:09.41]Nga asakata kyokka teyesapata
[02:12.01]Ani asomba wano ani asomba?
[02:14.41]Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
[02:16.78]Ani awamba wano ani awamba?
[02:19.11]Wano kuba kulabisa teri anooma
[02:21.84]Ani abomba wano ani abomba?
[02:24.02]Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
[02:26.49]Ani anooma wano ani anooma?
[02:28.89]Wano kuba kulabisa teri anooma
[02:32.94]Ava @ Peace babe, uh
[02:37.04]Recho Rey is way we do we brrrt
[02:40.11]ennyimba.ug