Teziwera - King Saha

LRC File Content

[id: 7jw45s6]
[ar: King Saha]
[al: Teziwera - Single]
[ti: Teziwera]
[length: 03:11]

[00:10.67]Eh yo yo yi
[00:12.81]Buli lwe mpita eyo ne mpulira nga bageresa nti obugagga si kusonda
[00:18.09]Abalala ne bantisa nti abakola enyo, bebatafuna ensi eno
[00:23.65]Lwokedde n'opatikana kyewunyisa ovayo ngalo nsa
[00:28.57]Ebye ensi eno bwebityo, obanga nga afuna ng'ate ebizibu byesomba
[00:34.15]Ebya dunia bwebityo, nkoze emirimu mingi naye omutufu gwabula
[00:38.87]Hey! Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
[00:45.32]Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
[00:49.98]Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
[00:55.04]Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera (hey yeah, hey)
[01:00.78]Bambi batugamba tuzikwata bubi, naye abagaga be basinga ozisasanya
[01:05.99]Bambi batugamba te tusavinga naye nga twerekereza olumu tulya n'amaluma
[01:11.40]Omwavu lwa wadde omukazi omutwalo, asula akaaba (hey)
[01:16.88]Omwavu lwa lide ku sente ze, azilya yekomoma
[01:22.62]Ogenda nonyuka na lukumi kale
[01:24.93]Nga lwolina nga kwo osibidde empale
[01:27.99]Ku kuubo n'ojja osanga omusirikale
[01:30.81]Nalutwala gwe nosigala seke (hey)
[01:33.01]Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
[01:38.33]Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
[01:43.50]Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
[01:48.84]Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
[01:54.19]Twandibade nafe tufuna, mu baloodi ne tuyitwa
[01:59.37]N'emivazzi nga tukuba
[02:01.24]N'amassuti ku mikolo nga tunyuma (hey)
[02:04.86]Sente, zafuka e sente buli omu azikaba lulwe
[02:10.57]Sente, yatabuka buli omu ajjinyumyako mu lulimi lwe
[02:15.94]Okumanya yatabuka, osobola n'okubalira mu kazikiza (uh)
[02:21.03]Okumanya yatabuka, osobola n'okwekweka amabanja-a uh yi (hey)
[02:26.53]Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
[02:31.52]Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
[02:36.92]Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
[02:42.37]Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
[02:47.82]Chamili ozitekawa, okola nyo sente ozitekawa? (Teziwera)
[02:53.10]Jeff ozitekawa Sam, Visco nawe ozitekawa? (Teziwera)
[02:58.25]Allan, eh ye sente Crouch munange ozitekawa? (Teziwera)
[03:03.60]Sente zafuka e sente, sente zafuka e sente (naye teziwera)
[03:09.00]

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z