okubaawo; h. to, okubaako.
kisaabuuko, kitindiggu.
essanyu.
v.i., okwanguwa, okwanguyiriza, okukanduka.
sanyufu, assanyu; be h., okusanyuka, okwesiima; h.go-lucky, nnakigwanizi, sserulyamayenje.
v.tr., okwanguya, okusambya.
v., okubuulira, okukuutira.
n., ekirume, obubalagavu, okulumwa.
okuteganya.
v., okuluma, okubalagala, okunuubuka; be h., okulumwa, okusonsomola.
n., omwalo.
n., bba (baze, balo, bbaawe); vide omuwuuze.
okukuuma, okukweka.
v., okutereka.
gumu, kakanyavu, kalubo, kakafu, kakummemme; vide kali bobbo. h. luck! int., manti! be h., okukakanyala, okukaluba. be h. for, okukaluubirira. harden, okukakanyaza, okugumya.
omulimi.
a mwoyo mukakanyavu.
obugumu, obuvumu.
v.tr., okusiisiitira, okusirisa, okuwobwootera.
use wasigadde (or waasigala) katono.
ekikuta, ekisusunku. .
obukakanyavu, obukalubo.
malagolago.
obubi, ennaku.
get, okusaakaala.
gumu, a maanyi.
akayumba, akayu, akasiisira.
wakayima.
empisi, entagya.
person with, nnakimu.
empanama.
oluyimba.
n., akabi, obubi.
obunnanfuusi, obukuusa.
hostilities, cf. ^Iwana, lwanira.
v., okuluma, okwonoona, okukola obubi.
munnanfuusi, omukuusa, omuguya.
okutabagana, okwekwanya.
be, okukuusa.
ennanga.
n., amatandiiko.
v., okutandiika.
ennanga, entongooli, endongo; play the h., okukuba ennanga.
okuyeeyereza.
v.tr., okuswaga.
abboggo, kambwe.
ebboggo, obukambwe.
amakungula, akasambula.
embiro, okwanguwa; make h., okwanguwa, okweyuna.
okwanguya, okwanguyiza, okusambya.
pakupaku.
a busungu.
enkuufiira, enkuffiira, seppeewo.
v.i., okwaluka; v.tr., okumaamira, okwalula.
embazzi.
okukyawa, okukiiya, okukijja.
bi nnyo.
obukyayi.
a malala, lalambavu; be h., okwenyumiriza, okwekuza, okunigga, okugaaga, okukuumiira.
okuwalula.
n., ettabaaliro.
v., okululuma.
use verb to be with na . . .
obuddukiro.
ensawo.
akakubampanga, wonzi.
okukunza.
essubi ekkalu; make h. of, okubwagulira.
olufu; (of eyes) ekirandalanda.
ye.