Ayiyiyiyiyiyiii!
Gira tukiggale
Kino tukiggale
Gira tukiggale gwe
Hmmm (ah)
Gira tukiggale
Wantwala omwoyo
Kino tukiggale
Gira tukiggale gwe
You have been far away
Ng’omutima guluma guluma
Nga buli lwe neesunga nkwateko
Nga biba birooto mwe mba
Aah maama naloota, hmmm
Abange nga neesunga
Nga laba omusajja gwe neesunga
Wuuno mmutuuseeko
Naye alinze nze bambi, hmmm
Nantongo laba bw’otuuse
Ng’ate bambi nakuloose
Nga nkulaba otudde wano wendi maama
Mu mukwano omungi era
Bitya bambi gy’obadde
Babe jangu wano
Gye mbadde nga siyala ah
Leero nteredde
Don’t you worry
Kasita nze wendi
Nange wendi, nze wuwo
Gira tukiggale
Kino tukiggale
Gira tukiggale gwe
Ssenga, ssenga yambuuzanga
Nti aliwa?
Omusajja gw’olinze y’ani?
Nga bwe neesunga
Ng’ate oluusi bwe ntya
Nakupenda sana
Nsaba obeere owange
Nakukunda cyane eh
Nakupenda sana
Now I got you babe
I’m gonna take you down to my house
Now I got you babe
I’m gonna take you down to my home
Ntongo sembera
Ebirowoozo n’omutima biibino
Ntongo nze wuwo
Nkakasa nti tondeke mu mpewo
Don’t you worry
Kasita nze wendi
Nange wendi, nze wuwo
Gira tukiggale
Kino tukiggale
Gira tukiggale gwe
Waliwo abanyumya, abageya, abaloga abagamba nti twete
Nze nafuna mwana wa boobo
Simugatta na migunju
Tugende, nga bwendi
Nze ewaka, siddayo
Nze kasita, oli nange
Buli kimu tusanga eyo
N’engoye tusanga eyo
Eby’okulya tunaalya eyo oh
Ye nga ndabye nnyabo
Eby’okola by’ebingi
Nze tommenya enkizi
Gwe tonzinisa amateera
Omugongo gwange mukaluba
Tonkola eby’ekitiini, eh yeah
Gwe jangu, jangu eno manti nkukwateko
Wootabadde mbadde nfa nze ebirowoozo
Bw’otuuse oti laba obulamu bwe bwejaga
Tera otuuke kuba nalinda dda
Ayi
Eh babe
Nze bannange ondaajanya
Eno ntujjo ya mukwano
Nnyumirwa nnyumirwa nnyumirwa nnyumirwa
Nze mwana gwe bannange tonta
Nkwata nkwata nkwata nyweza
Wooloolo wooloolo wooloolo
Bannange onsaanuula
I know darling is only me
Ayi, ayi
Nze bannange ondaajanya
Eno ntujjo ya mukwano
Nnyumirwa nnyumirwa nnyumirwa nnyumirwa
Nze mwana gwe bannange tonta
Nkwata nkwata nkwata nnyweza
Wooloolo wooloolo wooloolo
Mwana gwe onsaanuula