Onjagala ebya film
Ava Peace beibe
Yeah It's Don
Am not ready for anybody
If not you then nobody
Nina obutambi gyetuvudde
Bye simanyi byonna obikoze
Onjayanya
Ongikiriza
Lwaki onyingirira
Onekyaya
Ne nkumissing
Ne ndowolereza
Wambikula obubaati
Obw'omukwano obubaati
Simanyi nange kulwaki ob'omwokya ŋŋonza
Nza sirina na bigambo
Bigambo
It is you or nobody
Say its you or nobody
Nze yeggwe tewali mulala
It is you or nobody
Wantegula, nalalira
Nali nalalira
Baby wantegula
Nga byantama
Ng'ebya love byantama
Binnemye omufuna
Akusingako omufuna
Gunnemye okudduka
Omukwano gwo ogudduka
Am weak, am breaking down
Oh, I lost it all
My heart my mind and soul, ooh
You took them all
Mbuuza kati nzijje oba ŋŋende
Kyonna ky'oŋŋamba nze
Nzijje oba ŋŋende
Kyonna ky'oŋŋamba
Wantegula, nalalira
Nali nalalira
Baby wantegula
Nga byantama
Ng'ebya love byantama
Onjagala ebya film
Mu mpewo ggwe bugumu
Ntoloka waka nkusange mu kikaali, afazaali
It is you or nobody
Say its you or nobody
Nze yeggwe tewali mulala
It is you or nobody
Wantegula, nalalira
Nali nalalira
Baby wantegula
Nga byantama
Ng'ebya love byantama
Wantegula, nalalira
Nali nalalira
Baby wantegula
Nga byantama
Ng'ebya love byantama aah
Binnemye omufuna
Gunnemye okudduka
It's Don!