Mama anfukuula
Mama anfukuula
Mumpe ku fan, kuba ebugumu linzita nziyira
Nga njagala mazzi ncoolinge kubanga nfa
On’omwana banange afus’ensonga
Buli lwemulabye, nenfukuuka uh!
Kiringa kirwadde, kiva ku mutwe
Nekyikirira, paka ku meeme
Ekiwaato, wulira bamba
Mbagambye anfukuula
Kyenva muyimbira eh eh, mama anfukuula
Kyenva munsidira eh eh, mama anfukuula
Kyenva mukabira eh eh, mama anfukuula
Buli lwemulabye nzena, nemuyimbira, mama anfukuula
Ekintuseeko munyambe nfun’eddagala
Kisuseko, njidde yidde
Kilinga kilwadde, kiva ku mutwe
Nekyikilira, paka ku meeme
Mba ndi awo, lubutto bamba
Ekiwatto, kisaba anyigeko
Kati obwongo, bwesiba sissa
Aaah, mbagambye anfukuula
Kyenva muyimbira eh eh, mama anfukuula
Kyenva munsidira eh eh, mama anfukuula
Kyenva mukabira eh eh, mama anfukuula
Buli lwemulabye nzena, nemuyimbira, mama anfukuula
Oh oh oh oh
Hey yeah
Oh oh oh oh
Omwana anfukuula nze
Oh oh oh oh
Grace nfukuuka nze
Oh oh oh oh
Sibalimba anfukuula nze
Ha ... wulira endongo
Wulira endongo
Wulira akagoma
Wulira akagoma
Pampalampa pampalampa pampalampa mpa
Pampalampa pampalampa pampalampa mpa
Kyenva muyimbira eh eh, mama anfukuula
Kyenva munsidira eh eh, mama anfukuula
Kyenva mukabira eh eh, mama anfukuula
Buli lwemulabye nzena, nemuyimbira, mama anfukuula
Kyenva muyimbira eh eh, mama anfukuula
Kyenva munsidira eh eh, mama anfukuula
Kyenva mukabira eh eh, mama anfukuula
Buli lwemulabye nzena, nemuyimbira, mama anfukuula
Oouu oouu oh oh, mama anfukuula
Oouu oouu oh oh, mama anfukuula
Oouu oouu oh oh, mama anfukuula
Oouu oouu oh oh, mama anfukuula