Bigate - Sencere
Bigate - Sencere

Bigate

357 views

Bigate Lyrics

Sencere - Bigate Lyrics

Ono agatta bigatte
Ate nga binkolera sincerely
A Dary Hits Coffee Shop
Well its your girl Sencere Music
Another love Deal Done
Amaaso nga gaamulabye gw'offa

Mubiri gubuguma kifuba kyookya
Omulaga nti bitono nnyo by'otya
Tekikwetagisa tulo kuloota
Akusubiza Range Rover
Atayina na zisasula Boda

Kagere kwenakweyagalira
Nzibuwalira okugattika nkwawula (nkwawula)
Akufanana yambula
N'akagatto kanjokya nenkeyambula

Nsanyusa yuwawo omubiri (Ooaaa yee!)
Ngiwawo omubiri (Aaa yee!)
Kola revision personally (Ooaaa yee!)
Eh, nkubisa akamaki (Aaa yee!)
Waliwo ebinteganya

Bigatte, funayo awo ky'onkolera
Bigatte, nja kufuna kyenkkolera
Bigatte, gwe baako ky'onkolera
Bigatte, toŋŋanya kusemba nakyo

Bigatte, funayo awo ky'onkolera
Bigatte, nja kufuna kyenkkolera
Bigatte, gwe baako ky'onkolera
Bigatte

Solovinga X omanye
Y nina
Sirina gwe ndajanira
Ggwe gwe nina
Kagaati ko yenze baker
Bwe bamanya yeggwe gwe nina, kyabaluma
Naye era leka mbaveeko

Mukwano nkwagala era sometime (Ooaaa yee!)
Nkukubisa your favorite wine (Aaa yee!)
Easy, eeh yii!
Even if you want me go down, go low down, go low (Aaa yee!)
Easy, eeh yii!
Even if you tell me say girl come and mash the floor (Aaa yee!)
So boy do what di girl say iih!

Waliwo ebinteganya

Bigatte, funayo awo ky'onkolera
Bigatte, nja kufuna kyenkkolera
Bigatte, gwe baako ky'onkolera
Bigatte, toŋŋanya kusemba nakyo

Bigatte, funayo awo ky'onkolera
Bigatte, nja kufuna kyenkkolera
Bigatte, gwe baako ky'onkolera
Bigatte

Toŋŋanya kugaziya circle
Mbu namba biri namba ssatu
Nze siri muzanyi wa lotto
Naye bwe nakuwangula bankuba photo

Kagere kwenakweyagalira
Nzibuwalira okugattika nkwawula (nkwawula)
Akufanana yambula
N'akagatto kanjokya nenkeyambula (Herbert Skillz pon dis one)

Nsanyusa yuwawo omubiri (Ooaaa yee!)
Ngiwawo omubiri (Aaa yee!)
Kola revision personally (Ooaaa yee!)
Eh, nkubisa akamaki (Aaa yee!)
Waliwo ebinteganya

Bigatte, funayo awo ky'onkolera
Bigatte, nja kufuna kyenkkolera
Bigatte, gwe baako ky'onkolera
Bigatte, toŋŋanya kusemba nakyo

Bigatte, funayo awo ky'onkolera
Bigatte, nja kufuna kyenkkolera
Bigatte, gwe baako ky'onkolera
Bigatte

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z