Topapa nyiiga
Mpa ku mattu mpuliriza nteesa
Ensonga ezili muwenja
Nsiibayo nkola era olumu nkeesa
Ng’eyakubwako ekyeeya
Bwofuna akukiinako ddala onywera
Gun’omukwano nyweza
Sitelebuka kabantege ffeeza
Dear mukwano wotoba
Nebwobabuuza nze silekera kuwaana
Mbagamba tolina wakukyaama
Wadde nga wankutila nkikue nga kyama
Dear mukwano wotoba
Silekera kubuuza
Singa omanyi no byendi mukupulaninga
Ninze budde bwoka
Nsaba kimu bulamu, bulamu, bulamu bwoka
Bwetuba balamu, ebisumbuwa biggwa
Nsaba kimu bulamu, bulamu, bulamu bwoka
Bwetuba abalamu, ebisumbuwa bigwa
Njagala gukule, gukule, omulwano gwaffe
Njagala batwenyumirezengamu, abato ne bakadde baffe
Njagala nguleyo akate bakukamile ottuta
Njagala tuzimbe kalina
Njagala muwalimu aje atulombere edduwa
Ob’omusumba atuuyigirize osaba
Dear mukwano wotoba
Nebwobabuuza nze silekera kuwaana
Mbagamba tolina wakukyaama
Wadde nga wankutila nkikue nga kyama
Dear mukwano wotoba
Silekera kubuuza
Singa omanyi no byendi mukupulaninga
Ninze budde bwoka
Nsaba kimu bulamu, bulamu, bulamu bwoka
Bwetuba balamu, ebisumbuwa biggwa
Nsaba kimu bulamu, bulamu, bulamu bwoka
Bwetuba abalamu, ebisumbuwa bigwa
Nsaba kimu bulamu, bulamu, bulamu bwoka
Bwetunaba n’obulamu, yeeee iiiiyyyyiiiii
Nsaba kimu bulamu, wetuanaba n’obulamu
Ebitusumbuwa biggwa