Nkulaba nga ndabirwamu
Kubanga kyensaba ky'ompa
Gwe toli mukono ggamu
Mu bafere tombala
Ne bwonyiga tombalira ng’eyo
Siri wakyikwangala
Ne bwonyiga tombalira ng’eyo
Nkulaba nga ndabirwamu
Kubanga kyensaba kyompa
Gwe toli mukono ggamu
Kyenkuwa tekubula nva
Nkwaniriza mu lubiri lwe mpita omutima
Zzabu ali munda munze yanguwa okusima, eeh aah
Mpulira nga kyinkakato okukuwa byona aah (ojjanga)
Bwemba ng’ambye nkwetaga beera awo ooh (ojjanga)
Mpulira nga kyinkakato okukuwa Byona aah (ojjanga)

Abalala byebatamala nze abimala
Ate sijja ku kyusa color
Manya wa gganza muwala w'amalala
Ate sikulumya setantala
Owange
Nkubisa obugombe
Yegwe kyaana kyange
Buli lw'ondabye wekyange kyange
Nkulaba nga ndabirwamu
Kubanga kyensaba kyompa
Gwe toli mukono ggamu, eeh aah