Kawala kakola biri bye baagala (ka mummy)
Kakola na bali byebataagala (Star Gyal)
Agikubye
Panda
Nessim Pan Production
Panda
Ono agambye
Mbu ekikumba baakuwaddemu onyume
Omale ozze ku boutique (yes)
Gwe obuzibu n’obufuna wa?
Ne baby gw’osweetiza ssebo olina second hand (hmmm)
Gwe obuzibu n’obufuna wa?
Both
Ffe wamma twajja wano kutucommentingako (eh)
Continue, continue
Kubanga ffe topic batudebatinga (ekiki!)
Continue, continue
Wamma tetwajja wano kutucommentingako? (eh)
Continue, continue
Kubanga ffe topic batudebatinga haha (eh)
Continue, continue
Spice
Mbu n’akasajja ke wafuna saakasiima
Ng’olabye n’akasajja ko
Assistant God nkwebaze kuzunza rumour
Mu bigambo watusukkako
Comment muzijjuza
Munsanyusa ne bwe mulaba sibaddiza
Bigambo mambo gambo
Abalyolyomi mbaliggya tteke
Kunnumya mutwe kunsuza ku mpeke
Ronaldo bamugezza ku Benteke, shaa!
Bambega mumbege
Bigambo mambo gambo
Ndya ebigambo byammwe binteekayo (mwebale)
Buli lwe musala word mukasukayo (mwebale)
Sifaayo ku ‘For You Page’ munsangayo
Kyokka mmwe temwesangayo
Both
Ffe wamma twajja wano kutucommentingako (eh)
Continue, continue
Kubanga ffe topic batudebatinga (ekiki!)
Continue, continue
Wamma tetwajja wano kutucommentingako? (eh)
Continue, continue
Kubanga ffe topic batudebatinga haha (eh)
Continue, continue
Both
Anti, nonsense afuuse Hisense
Disappointment, annointment
Content afuuse content
Twagumya emitwe tetwambala na helmet
Mpaka za bampaka n’akabuli
Tekyali bya tukwatira mu kituli
Era kati ayizulu kyonna kye kiri
Ne baby omupya mutaddeyo mmwe muve mu biri
Wamma gira n’ompalampa ffe ne tukola amanews
(Tojjanga okwo, tojjanga okwo)
Abuse, advise eno tufune views