Crush (Dubb) - Neliah
Crush (Dubb) - Neliah

Crush (Dubb)

46 views

Crush (Dubb) Lyrics

Neliah - Crush (Dubb) Lyrics

Mazima tolina kisa no
Lwaki toffa nakubaano
Onkuuba okiraako muzinga
Osinga nanyonyi muzinga aahhh
Ebyo mkwano bizibu omutima gwasimaa ah
Ngezaako kukita naye amazima byagana uh uh

Nemama yambuziza
Kiki eki neralikiriza
Kasiimu kanyinziza
Kakazi kesiruwaza
Mbu sorry try again later uuhhh, ah
Mutima gukuba eno love uuhhh

Crush, crush, crush omutima ogumenya
Bambi, bambi, bambi sagala nakutemya
Crush, crush, crush omutima ogumenya
Bambi, bambi, bambi sagala nakutemya

Crush walalala
Omutima nze walala
Ogumenye nze walalala
Crush, crush eeeeiiiii

Kati saaba kyoyagala omwana aleete
Weraga luli naye lero nka kwambalidde
Mbadde sabitegedde, nemama womwana
Ankubidde naye akutumidde

Munange wankola bubi
Omutima wagumenyamu
Abo bafanana bubi
Nkuyita taata bulaamu yeah

Ka message nkasindika
Ne signal nziwanika nyo
Naye baby ompavuya
Kyoka omutima gukuba nyo

Crush, crush, crush omutima ogumenya
Bambi, bambi, bambi sagala nakutemya
Crush, crush, crush omutima ogumenya
Bambi, bambi, bambi sagala nakutemya
Nemama yambuziza
Kiki eki neralikiriza
Kasiimu kanyinziza
Kakazi kesiruwaza
Mbu sorry try again later uuhhh, ah
Mutima gukuba eno love uuhhh
Ka message nkasindika
Ne signal nziwanika nyo
Naye baby ompavuya
Kyoka omutima gukuba nyo

Crush, crush, crush omutima ogumenya
Bambi, bambi, bambi sagala nakutemya
Crush, crush, crush omutima ogumenya
Bambi, bambi, bambi sagala nakutemya
Crush walalala
Omutima nze walala
Ogumenye nze walalala
Crush, crush eeeeiiiii

Oli mulogo
Nga Gunade baby olimulogo
Balala waba sokayo
Baluchyezo bali

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z