(intro)
Katonda anatusonyiwa
Endongo eno ffe tugirya buteddiza
Katonda anatusonyiwa
Kinyegenyege gyekinamukwatira (Swangz Avenue Music)
Show time, Show time
Show time, no play time
Ooouuu! !
Eda da da
Ela ba ba ba ba
Ela ba ba ba ba
(verse)
Omuganda agamba
Agali ewamu galuma enyama
Tukolera wamu e'Kampala
Bwetumala awo netusagambiza
Kutula kutula ah
Nyenya ekyensuti mama
Kutula kutula ah
Eby'enkya byankya you know papa
(chorus)
Ekiri mu ggulu bwekiri bwatuka
Ensi erikankana kiri tusanga Kampala
Nga tulya tulya tulya
Nga tunywa tunywa tunywa
Nga tulya tulya tulya
Tukyakalira wamu eno e'Kampala
(verse)
Eh, Katonda anatusonyiwa
Endongo eno ffe tugirya buteddiza
Katonda anatusonyiwa
Kinyegenyege gyekinamukwatira
Eno ebiwanga byakuba
Kuba otulo eno twabula
Nze ongamba onjagala
Kyoka oli eyo olyankuza
Kutula kutula ah
Ssalawo nze oba nkutta
Kutula kutula ah
Eby'enkya byankya you know papa
(chorus)
Ekiri mu ggulu bwekiri bwatuka
Ensi erikankana kiritusanga kampala
Nga tulya tulya tulya
Nga tunywa tunywa tunywa
Nga tulya tulya tulya
Tukyakalira wamu eno e'Kampala
(outro)
Ela ba ba ba ba
Ela ba ba ba ba
Katonda anatusonyiwa
Endongo eno ffe tugirya buteddiza
Katonda anatusonyiwa
Kinyegenyege gyekinamukwatira