Ka Rona kali kawala kasiwufu
Nga kalina omulenzi wako Tom
Nga bambi kamwagala nnyo
Naye ng'akagyoga nnyo
Ng'alaba ng'akayamba olwendabika
Era bambi lwakya lumu
Kanyabo kange nakagoba
Ng'afunye owakilasi akasinga
Naye akugoba yakuwa ekubo
Laba ka ronah gyekagenda
Kafunayo omusajja asinga oli
Ng'akalabanga malayika
Bakola babibiri nebezimba
Ebyamukama tebigwayo
Kati Tom kamuyitako
Nga kamukuba nffufu
Tobela n'omukazi ng'olowoza
Nti wamuyamba buyambi
Tobela n'omukazi ngosuubira
Nti wamujuna bujunyi
Ebyo byomujelega ngolowoza nti yakoma
Awo welimbye bulimbi
Emikisa gy'abakazi gyo mingi
Ekyo olina okukimanya
Muno Tom mwazungira
Yasanga ka ronah n'omwagalwa wako
Yabula okwetuga
N'abakira wo akasimu n'akuba
Ronah nze nkwewunya
Nali manyi nnyabo wafuna nyo
Oyo faala we kyazanga
Mufere wakibuga munange
Singa nange ompa time
Sweetheart netwogera
Natamanya nti oli gwa switiza
Yali yakowa yakowa nnyo
Namudamu esimu yange gireke
Tomalirako muliro
Abatalina byakola mwesimye
Mwagabana obudde mwamala
Gwenjagala Ali easy nnyo
Tomuletako kamanyiro
Nkulabanga missed call
Ebyange nawe sorry bambi byagwawo
Tobela n'omukazi ng'olowoza
Nti wamuyamba buyambi
Tobela n'omukazi ngosuubira
Nti wamujuna bujunyi
Ebyo byomujelega ngolowoza nti yakoma
Awo welimbye bulimbi
Emikisa gy'abakazi gyo mingi
Ekyo olina okukimanya
Gwe tobela n'omukazi ng'olowoza
Nti wamuyamba buyambi
Tobela n'omukazi ngosuubira
Nti wamujuna bujunyi
Ebyo byomujelega ngolowoza nti yakoma
Awo welimbye bulimbi
Emikisa gy'abakazi gyo mingi
Ekyo olina okukimanya
Abasajja kyembagamba mulina okumanya bino
Ekitonde ekikazi kyasuka
Katonda yatuwa favour
Yatukola mukatiiba kanjawulo
Gw'olaba ng'eya feddinga
Omulala amulaba nga mata buta
Emikisa gya bakazi gyo mingi
Kyo mulina okukiyiga
Eyanobeera musapatu
Omusanga yesaze kakondo
Emikisa gy'abakazi gyo mingi eky'olina
Okukimanya kanyabo kewasibila nga munju
Okasanga ku beach ketaya
Emikisa gy'abakazi gyo mingi (nyabo nyabo)
Eky'olina okukimanya
Laba eyasibilira nga mukene
Oh nyabo kati ennyama agirisa mbwa
Emikisa gy'abakazi gyo mingi
Eky'olina okukimanya