Nsonyiwa okutumira muto wo baby nga nkunoonya
Waguan
Nga n’ebigambo by’okkugamba bwe ndowooza
Crime Family
Nagwa exams nga yeggwe gwe ndowooza
Hoozambe
Love ensiiwa ng’envunza ento
Naki osalako ddi ne twerabako?
Lwe sikulabye take zimbaako
Naki owooma nga supu wa goowa!
Onzikusa nga kitumbuuwa
Bwe ziba mmotoka oyitibwa Noah
Hoozambe
Hoozambe
Katonda eyakutonda yakisussa
Ku mubiri gwo tolina we wabijja
Baby jja omponye okudibira ku luggya
Ndayira ekiritwawula biriba biggya
Babe jazz me, walaayi
Mpulira ng’anjagala beginning
Kano akasuusuuti (hmmm)
So sweet (hmmm)
Mpulira nga njagala to eat it
Abantu baakoowa love y’abanaku
(Koona koona)
Kyokka obasanga mu love buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Abantu bakaaba ennaku buli lunaku
(Muzeeyi koona)
Kyokka obasanga mu party buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Abantu baakoowa love y’abanaku
(Koona koona)
Kyokka obasanga mu love buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Abantu bakaaba ennaku buli lunaku
(Muzeeyi koona)
Kyokka obasanga mu party buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Maayi agwa nga ffene
Ssaalongo musezi
Naalongo mukodo
Mukodo ku nkobe ye
Agambye Emilly koppa obulamu na ye
Birimu yatugamba ex yali bestie we
Babe nkizudde you’re cg
See the way you’re looking
I can’t believe it
Nti nno pain eri wali feeling (uh)
Njagala nkuteekeyo, naawe onteekeyo
Ku DP yo ne ku Snap yo
Nga nze celeb wo bali ba fan bo
Babe, babe, babe eh
Daddy daddy toziyiza naawe
Mummy mummy tosikisa
Nsonyiwa okutumira muto wo baby nga nkunoonya
Nga n’ebigambo by’okkugamba bwe ndowooza
Nagwa exams nga yeggwe gwe ndowooza
Hoozambe
Abantu baakoowa love y’abanaku
(Koona koona)
Kyokka obasanga mu love buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Abantu bakaaba ennaku buli lunaku
(Muzeeyi koona)
Kyokka obasanga mu party buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Abantu baakoowa love y’abanaku
(Koona koona)
Kyokka obasanga mu love buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Abantu bakaaba ennaku buli lunaku
(Muzeeyi koona)
Kyokka obasanga mu party buli lunaku
(Kuba obulamu bwa kiseera)
Love ensiiwa ng’envunza ento
Naki osalako ddi ne twerabako?
Lwe sikulabye taki zimbaako
Naki owooma nga supu wa goowa
Onzikusa nga kitumbuuwa
Bwe ziba mmotoka oyitibwa Noah
Hoozambe
Hoozambe