Ntuuse
A Fyno
Bbanga lyonna
Ono ye Felix pro, professional pro
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Nze mubwangwa mwempise nkuwe akyimba komukwano
Mmm mbwongedemu ekirungo
Nencencebula nyongela kubinonogo byamukwano
Sikumala abalongo
Ebyadala you never treat me like an ordinary
Muli nkiwulira nze alinawo omugole
Kino bwekikuluma yadde nakamu siribeera sorry
Kubbanga kaakano mulwaatu nze nkyatudde, nti
Kewanzija mu love yoku racinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Kulwange gwe ya zula switch yoku lovinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Ehhh ssanyu lyokka lyodizavinga
Bbanga lyonna
Ndi wabbikukolera paka paka paka nga mpawoo kyodimandinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Gyal oli bright and brilliant
Nze nkuwadde excellent
Mmm mubintu bya love olina talent
Ebyange bwotwala nebwotazza balance
Amapenzi gokukukusa nga ngalembesa ngogo
Bwokikomya noonyezanga mulago oba mengo
Mmm kuba olina byonkola nenvaako kaseera keekamu ate nompuliza nti yenze aliko
Abaaliwo baaliwo kati ffe tuliko, tujooga byaffe
Tumbiza obinkole mbikkole
Ebyakabandore
Bamanye nti taamale asisinkanye lutaakome
Binkore mbikkole
Nkutike neegule
Tuzine tutuyane tutobye nengoye, ndayira
Kewanzija mu love yoku racinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Kulwange gwe ya zula switch yoku lovinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Ehhh ssanyu lyokka lyodizavinga
Bbanga lyonna
Ndi wabbikukolera paka paka paka nga mpawoo kyodimandinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Ho hoooo! Bwe nzijukira ebiseera bya quarantine
Nze ninga eyali mu canteen
Bwewawoomesa akawunga nebijabean
Nebuuza all along where have you been
Eyo enjala, wannelabiza dda bwekalaka
Sifunanga na ku nkalamata
Bukyankufuna ebirungi bijira kukakeeka, ooh
Mpaawo nakimu nze kyenkaka ha!
Nendabayo omu akukemaakema
Kw'olwo bwendi menya kumateeka, kuba
Kewanzija mu love yoku racinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Kulwange gwe ya zula switch yoku lovinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Ehhh ssanyu lyokka lyodizavinga
Bbanga lyonna
Ndi wabbikukolera paka paka paka nga mpawoo kyodimandinga
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Eeeh, nebwondaba ngubojja ebyaddala kabejja nkulina,
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Mmm, nomutima tegukyantujja, ebintu byange byona obiriina
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Oyo ddoyi ddoyi neze'endoolito nzivuddemu
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Gye gino emisonso n'amasuuti n'amakanzu byetukukyaliriddemu
Bbanga lyonna gwe aliba kabejja wange
Nze mubuwangwa mwempise nkuwe akayimba k'omukwano
Mbyongeddemu ekirungo
Nencencebula nyongera kubinonogo bya mukwano
Sikumala abalongo