I love you love you
I love you love you
I love you love you
I love you love you
Deal Done Dada fi yuh boo
Nafuuse muzibe nze love yo eno yanzibye ekifu ku maaso
Bwentyo bwenkwagala
Nebakira ku ddoboozi lyo lyeribiwoomesa ebirooto
Bwentyo bwentyo bwenkwagala
Buli lwenkutunula ko ndaba biseera bya mu maaso
Bwentyo bwenkwagala
Nakussiza mu mpewo nombuna mu buli muscle
Ooh ohh
Okukwagala kiyamba nze
Sikuta omutima gummanje
Nti yaddawa omulungi bannange
Nkwata ku mukono munnange
Ontokosa blood omusaayi
Ondaga kwagala nentya obukyayi
Ebizibu kabijje nga ndi wooli
Byanguwamu bibba bya kuba better
Kyendabye okukwagala ennyo Kiyamba nze
Kijuna mutima gwange
Kiyamba nze
Sirina kukuta nedda
mbu nga nkulekerera ba kiriba edda batwale
Kyendabye okukwagala ennyo Kiyamba nze
Kijuna mutima gwange
Kiyamba nze
Sirina kukuta nedda
mbu nkulekerera ba kiriba edda batwale
Abo Ssaala zaabwe zaagwa butaka
Kubanga mu mutima gwo ndi mutaka
Nebw’eba hustle ya mukyaka mukyala
Njigumira nga nkulina mu maka
Kankwagale omutima gwekkye
Wansaanze nteese teese
Ggwe toyogera nga ndi be cce
Njagala nkubeese beese
Omulungi muganda wa mulamu
Omukwano gwo nga gulimu obulamu
Gulina byegumponyezza kankuwe obulamu
Ow’omukwano kiriza nto obulabo
nze ndi mu mukwano gwo
Kyendabye okukwagala ennyo Kiyamba nze
Kijuna mutima gwange
Kiyamba nze
Sirina kukuta nedda
mbu nga nkulekerera ba kiriba edda batwale
Kyendabye okukwagala ennyo Kiyamba nze
Kijuna mutima gwange
Kiyamba nze
Sirina kukuta nedda
mbu nkulekerera ba kiriba edda batwale
Okukwagala kiyamba nze
Sikuta omutima gummanje
Nti yaddawa omulungi bannange
Nkwata ku mukono munnange
Ontokosa blood omusaayi
Ondaga kwagala nentya obukyayi
Ebizibu kabijje nga ndi wooli
Byanguwamu bibba bya kuba better
Kyendabye okukwagala ennyo Kiyamba nze
Kijuna mutima gwange
Kiyamba nze
Sirina kukuta nedda
mbu nga nkulekerera ba kiriba edda batwale
Kyendabye okukwagala ennyo Kiyamba nze
Kijuna mutima gwange
Kiyamba nze
Sirina kukuta nedda
mbu nkulekerera ba kiriba edda batwale