Ona
A Ugaboys so
Ne Oma Afrikana wo fi di gyal dem
Ba Ugaboys (oh ya ya)
Ne Oma Afrikana wo bakubye ekibanga kyo
A Ugaboy bo
Oma sing fi di gyal dem
Yeggwe maama yenze paapa
Ow'abaana beturizala
Nkwebaza okunjagala baby osaana yo omusaala
Obudde bw'ekiro ku munaana
Ku mufaliso nga oninana
Bae nakuloseko booty maama
Baby nsanyusa oh nana
Mukwano gwo guwooma
Lwaki wajja late, late, late
Sandirabye heartbreak, break, baby
Singa teyajja late, late, late
Nze sandirabye heartbreak, break, baby
Ona
Kankugambe amazima
Bwe ndikusanga ng'opepeya n'omulala
Mu ga walayi ndibakuba ejjinja
Love yo mpoomu, chapati ze Idinda
Nkwagala, nkwagala, nkwagala
Nkidamu emirundi kanaana
Amazima nze sirikukyawa
Ne webampa e billion munaana
Ex yagenda ne Ronald Mayinja
Bwe yamuwa e million lunaana
Wendi, wendi, wendi
Tuli bakuba fembiriri
Kyoli kyendi kyoli
Kyoli kyendi, oouu aah
Mukwano gwo guwooma
Lwaki wajja late, late, late
Sandirabye heartbreak, break, baby
Singa teyajja late, late, late
Nze sandirabye heartbreak, break, baby
Omutima gukoona
Buli lw'oŋŋamba nti ogenda
Obwongo buwooma
Omukwano gukaawa
Oluusi gukukaabya
Naye okuva lwe wajja biwooma
Ye ye
De way she mix the ting mi want a rizzler
And when I make the school you be the teacher
And when I make the church you be the preacher
Guno omukwano gwogeza oludicha
Mukwano gwo guwooma
Lwaki wajja late, late, late
Sandirabye heartbreak, break, baby
Singa teyajja late, late, late
Nze sandirabye heartbreak, break, baby
Late, late
Nze sandirabye heartbreak
Oh yeah yeah
A Ugaboy bo