Hit Boss
Mon ami
Nkwatako nze tontya ebanja
Mon ami
Njiira otuzzi nyamba sookya nga
Oya nze sisobola butakunyweza
Oya nze ng'omuwala ompa motivation
Neyanze nga ba general ompa salutation
Bw'okoona sisobola butagikeeza
Kyonaleeta
Ekyo kyenaalya
Kyonaleeta
Ekyo kyenaanywa
Kyonaleeta
Ekyo kyenaalya
Kyonaleeta
Nkwagala olina okukitegeera muli
Nti lw'otalabise omutima gumba bubi
Ate okimanyi nze amanyi okufumba biri
Eky'okukwetegekera ggwe kyaggwa luli
Ndibawa amagumba nolya enjere
So lwe njoya okukulera osembere
Baby ja nkusanyuse, kaaba mu nkusirise
Kamata whine down my belle
Ggwe singa abanjagala baleka nkwagale mu mirembe, kinyuma
Singa bakwagala batuwangula siriba mirembe
Oya nze sisobola butakunyweza
Oya nze ng'omuwala ompa motivation
Neyanze nga ba general ompa salutation
Bw'okoona sisobola butagikeeza
Oya nze sisobola butakunyweza
Oya nze ng'omuwala ompa motivation
Neyanze nga ba general ompa salutation
Bw'okoona sisobola butagikeeza
Kyonaleeta
Ekyo kyenaalya
Kyonaleeta
Ekyo kyenaanywa
Kyonaleeta
Ekyo kyenaalya
Kyonaleeta