Hey love baby
Hey love baby
Hey love baby
Oli mukambwe
Bwana gundi oli mukambwe
Love mw'onsudde nkambwe nnyo oh (Nessim Pan Production)
A Pretty, A Pretty
Nze love sagirabako ng'ejja walahi samanya
Gwe gundi wanziba omutima era oli mukumpanya
Omwoyo ogukyunya kufa oguletako omusalo
Wanyingira wajjako omunyolo
Akukwatako anjagalako olutalo, ah ah ah aah
Wangijamu empewo, ye eh
Nze kale butya bwe nagwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Butya bwe nagwa mu love
Neebuuza butya bwe nagwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Nagwa mu love
Natalantuka awo nengwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Boyi nagwa mu love
Byenyumya tobimanya bwotagwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Oooh
Nakati ndi eno ndi mu love
Ndi eno ndi mu love
Omutwe gwaŋŋamba lindako
Omutima negugaana okuwulira
N'ebirowoozo byaŋŋamba weddeko
Omukwano mu mutima negusumulula
Ko akamwa kaŋŋamba kombako
Nze nabulwa engeri yokuwalira
Engalo zaŋŋamba kwatako
Olwo nga kyempulira nkiwulira
Nkwagala emirundi egisukka mu kikkumi
Kikkumi mu kikkumi mu kikkumi mu kikkumi
Nkwagala emirundi mingi mingi ku buli kikkumi
Kikkumi mu kikkumi mu kikkumi mu kikkumi, ye eh
Nze kale butya bwe nagwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Butya bwe nagwa mu love
Neebuuza butya bwe nagwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Nagwa mu love
Natalantuka awo nengwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Boyi nagwa mu love
Byenyumya tobimanya bwotagwa mu love (butya bwe nagwa mu love)
Oooh
Nakati ndi eno ndi mu love
Ndi eno ndi mu love
Oli mukambwe
Bwana gundi oli mukambwe
Love mw'onsudde nkambwe nnyo oh
Omutima wagusombye