Ninga Omuloge - Naava Grey
Ninga Omuloge - Naava Grey

Ninga Omuloge

38 views

Ninga Omuloge Lyrics

Naava Grey - Ninga Omuloge Lyrics

Nkeera kumuketa buli bwebukyanga
Ntambuuza kasobo nganegendereza obutagwa mubunya
Sandiyagadde amanye
Nti mubega olw'okuba guno mukwano guntuma gunjagaza yela
kiba kizibu nyo okutebeereza nti naye bwatyo bwawulira

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa
Yelaaa
Simanyi kikyanfudde abaye

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Nsubira okuba naye eyo mudda
Ssisubira kuba namulala yena
Yasingira abalala
Kuba omukwano gwandaga gwansusu
Alina engeri gyazitoya amaaso
Ankubako mulimunze nenzigwamu
Mba ng'ali ku muliro nga naye sigya
Ono mulenzi mwotanyumilwa
Yelaaa

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...
Yelaaa

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Kanewane
Kuba omutuffu yantute (Yantutee...)
Kambe n'ono kuba abalala bona nze sigye (nze sigye)
Nze kamwewe omutima omwoyo n'omubiri
Kantule ntende
Kanfumbe
Kanywere
Nywere makazi
Ew'ono

Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo...
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa...
Yelaaa

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninya sirinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge

Ninga omuloge

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z