Wano gw'olaba ndi don don
Nku gulire ticket tugende e London
Leila Chameleone we don don
Mbasasidde abo abalaba obubi, ha!
Jangu nkwongere amayinja
Rinex, from ekka to Madinda
Chameleone na Leila we no di di done
Power records [?]
Nyumirwa, okunyumirwa tozza musango (nyumirwa, nyumirwa)
Onyumirwa bu nyumirwa, towuliriza bigambo (tunyumirwe, tunyumirwe)

Nsazewo kanzirye ezange
Kanzirye ezange
Bwezigwawo nzire ewange, yeh!
Nze siri siri sirikowa ku baala
Sirikowa nze
Okujako nga kulwala, yeh!
Nywamu bwe biba bimboye (yes)
Oluusi mba wakka nga mpoye (yes)
Mu bulamu buli omu ne choice ye (yes)
Nze era eno ye yenge, yeh!
Nyumirwa, okunyumirwa tozza musango (nyumirwa, nyumirwa)
Onyumirwa bu nyumirwa, towuliriza bigambo (tunyumirwe, tunyumirwe)
Nyumirwa, okunyumirwa tozza musango (nyumirwa, nyumirwa)
Onyumirwa bu nyumirwa, towuliriza bigambo (tunyumirwe, tunyumirwe)
Tingisha leeta makare
I love you like Jamaica with baale
Leila Kayondo Chameleone natale
Kama mini manchu nina masari
Obulamu bubwo kyoyagala kyobufuula
Ofuna kyoyagala tofaayo newebakuseera
Era nze bwe mba nfunyemu (yes)
Kidongo mbeera nkisulamu (yes)
Time to time mba nkibaamu (yes)
Mba nkisulamu
Nyumirwa (nyumirwa nnyo), okunyumirwa tozza musango (nyumirwa, nyumirwa)
Onyumirwa bu nyumirwa, towuliriza bigambo (tunyumirwe, tunyumirwe)
Nyumirwa, okunyumirwa tozza musango (nyumirwa, nyumirwa)
Onyumirwa bu nyumirwa, towuliriza bigambo (tunyumirwe, tunyumirwe)
Njagala nkwagale
Nkutambuze mawanga baby, eh!
Essaawa ya queen tugiyiteko ekoone ding dong, ding dong, eeh!
Tetuli Tom and Jerry, Chameleone na Leila, Leila dong!
Mask ready now signing you done you know
Leila Kayondo Chameleone now we done you know
Gunyimira aba lordi n'abali mu dungalow
This is Chameleone na Leila commando
Nyumirwa, okunyumirwa tozza musango (nyumirwa, nyumirwa)
Onyumirwa bu nyumirwa, towuliriza bigambo (tunyumirwe, tunyumirwe)
Nyumirwa, okunyumirwa tozza musango (nyumirwa, nyumirwa)
Onyumirwa bu nyumirwa, towuliriza bigambo (tunyumirwe, tunyumirwe)
Nze siri siri sirikowa ku baala (yes)
Sirikowa nze (yes)
Okujako nga kulwala (yes)
Nze siri siri sirikowa ku nyenya (sirikowa ku nyenya)
Again Rinex producer Chameleone na Leila Commando