Nze Oyo - Laika (feat. Vinka)
Nze Oyo - Laika (feat. Vinka)

Nze Oyo

202 views

Nze Oyo Lyrics

Laika (feat. Vinka) - Nze Oyo Lyrics

Somba love nsonde so so
Kuba omukwano gw'ompulirako makula
Timba love efuuke eŋŋombo
Axtra, Laika Music

They never make like this no more
Ting aint no more
You can never take it snappy try slowmo
Ma body you haffi study ng'essomo
Artin on the beat, ooh, Vinka

Ahhhh ahhhh
Abakulaba nange nti boy partner wakikuba otya
Ahhhh ahhhh
Okuganza ono Vinka kuba kusula ku muliro gwokya

Oyagala beauty oyagala designer
Oyagala booty ezitali za ba china
Kwata kwata lover
Nvudde mu undercover
Gwe toloba nze alina ebisava

Nze oyo, nze oyo
Gw'osiiba ng'olowooza bwe webaka n'omuloota
Nze oyo, nze oyo
Akusuza ng'okeera nnyo naye enkoko nekusooka

Nze oyo, jako akabuuza mukwano
Nze oyo, atakukweka mukwano
Nze oyo, atakutika bita
Ate nga omwagala by'otegeeza nkirabye

Essanyu lyolina lya mwooki wa gonja
Body ya baby wekusabula za bondya
Ekuyisamu amasasi gaba soldier
Atulia apa ngoja nakuja (level)
Baby manya sikikola mu bubi
Ogamba nkubugumya musaayi muli
Nkimanyi nkubukusa
Kati mbu etungulu oyagala kulisusa. Alright den!

Nze nsaba stress tezikwetantala
Manyi dance no kweshongora
Gwe somba nga nsomba nga twesombera
Gwe kikoze obubi tomwetondera

Oyagala figure oyagala designer
Oyagala booty ezitali za ba china
Kwata kwata lover
Nvudde mu undercover
Gwe toloba nze alina ebisava

Nze oyo, nze oyo
Gw'osiiba ng'olowooza bwe webaka n'omuloota
Nze oyo, nze oyo
Akusuza ng'okeera nnyo naye enkoko nekusooka

Nze oyo, jako akabuuza mukwano
Nze oyo, atakukweka mukwano
Nze oyo, atakutika bita
Ate nga omwagala by'otegeeza nkirabye

Somba love nsonde so so
Kuba omukwano gw'ompulirako makula
Timba love efuuke eŋŋombo
Gwe wabitagedde

Ahhhh ahhhh
Abakulaba nange nti boy partner wakikuba otya
Ahhhh ahhhh
Okuganza nze Laika kuba kusula ku muliro gwokya

They never make like this no more
Ting aint no more
You can never take it snappy try slowmo
Ma body you haffi study ng'essomo
Another Deal Done ting for you

Nze oyo, nze oyo
Nze oyo, nze oyo

Nze oyo, jako akabuuza mukwano
Nze oyo, atakukweka mukwano
Nze oyo, atakutika bita
Ate nga omwagala by'otegeeza nkirabye

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z