Ogenda Kukilaba - Tracy Melon
Ogenda Kukilaba - Tracy Melon

Ogenda Kukilaba

64 views

Ogenda Kukilaba Lyrics

Tracy Melon - Ogenda Kukilaba Lyrics


Kati salawo okakase
Nti bw'ogwa mu mukwano nange revenge (iiyee iih, Tracy Melon)
Oba kumakya nkuwase
Ebyo ebikolwa by'abalungi tutye, eh

Like a butterfly mba netega
Naye signal nzewala
Ninamu omusayi sinze avatar
Eno emisuwa nga gyesika
Nkimanyi baggamba nti abalungi si ba maddu
Gatuleeta kanzunzu
Toninza yadde ebyange sibyamangu

Kati salawo okakase
Nti bw'ogwa mu mukwano nange revenge 
Oba kumakya nkuwase
Ebyo ebikolwa by'abalungi tutye

Ogenda kukiraba 
Ogenda kumanya nti binyuma
Okwagala omulungi ŋŋanze
Ojja kukiraba
Abakubanja balikusonyiwa
Bwe banandaba nebaterebuuka
Okwagala omulungi ŋŋanze
Ojja kukiraba

Ogenda kuyoya buli ky'osanze
Buli lunaku ewange Sunday
Ku sebwa meka ŋŋambe omugatte
Obulungi bwe buba bulwadde
Sikulimba si nti tolaba
Bw'ontunulira ensonyi nga ziwera
Bwe tuba cinema ye nga tunyuma
Ezo mukwano tezitama

Ogenda kukirabaa 
Ogenda kumanya nti binyuma
Okwagala omulungi ŋŋanze
Ojja kukiraba
Abakubanja balikusonyiwa
Bwe banandaba nebaterebuuka
Okwagala omulungi ŋŋanze
Ojja kukiraba

Huu oouuu huu huuuu ooou ye ye!
Oooh (soundboy!)

Nkimanyi baggamba nti abalungi si ba maddu
Gatuleeta kanzunzu
Toninza yadde ebyange sibyamangu

Ogenda kukirabaa (baby)
Ogenda kumanya nti binyuma (nti binyuma nti binyuma)
Okwagala omulungi ŋŋanze (ŋŋanze eeh )
Ojja kukiraba (ojja kukiraba)
Abakubanja balikusonyiwa (abakubanja kabakusonyiwe)
Bwe banandaba nebaterebuuka (kabatusonyiwe eeh)
Okwagala omulungi ŋŋanze (ŋŋanze)
Ojja kukiraba (ojja kukiraba, yee iih oouu yee ye ye)

Ojja kukiraba, kukiraba, kukiraba baby
Oouu ye ye iih!

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z