OMUKONO GWO - DJ Magic Touch UG, Lydia Jazmine

OMUKONO GWO Lyrics

DJ Magic Touch UG, Lydia Jazmine - OMUKONO GWO Lyrics

You got a magic touch
Baby touch me
Waguan
You got a magic touch
You gotta touch me
You got a magic touch
One and Only
Bassboi

Baby olina obufuusa mu ngalo
Olina amaanyi g’obufuusa mu ngalo
Nze nkutya wanzita, oh baby kitalo
Wankuza ekyejo gw’eyammanyiiza
Olina amasannyalaze mu mikono gyo
Ekituufu ebyaddala obasinga bukodyo
For real mwattu mpoomerwa omukwano gwo
Buli time eyita mba njagala nkulabeko ooh
Omukwano leeta eno mpa baby (aaah)
Leeta eno, leeta eno mpa baby (aaah)
Baby baby bring it to me
Bring it, bring it, bring it to me aah

Omukono gwo, omukono gwo ogwo
(Magic touch)
Omukono gwo obugalo bwo obwo
(You got a magic touch)
Mwana gwe kankugambeko oŋŋonza
Munnange gwe eyammanyiiza bu magic touch
Omukono gwo, omukono gwo ogwo
(Magic touch)
Omukono gwo obugalo bwo obwo
(You got a magic touch)
Mwana gwe kankugambeko oŋŋonza
Munnange gwe eyammanyiiza bu magic touch

Nze we nafuna walamu (ooh oh)
We nasimba love yange wagimu (ooh oh)
Mu lugendo lwaffe temuli bugulumu (ooh oh…)
Yeah (kwata)
Kwata, w’oyagala kwata (kwata)
Nyweza, w’oyagala okwata (kwata)
Enter, w’oyagala enter
Gwe kwata w’oyagala
W’oyagala w’oyagala kwata (kwata)
Baby touch me the way you want
Siri mu kwekoza eno ssi stunt
The way you f**k my mind
Eno mpulira nkuyoya (ooh oh)
Nkuyoya nkuyoya nkuyoya mukwano

Omukono gwo, omukono gwo ogwo
(Magic touch)
Omukono gwo obugalo bwo obwo
(You got a magic touch)
Mwana gwe kankugambeko oŋŋonza
Munnange gwe eyammanyiiza bu magic touch
Omukono gwo, omukono gwo ogwo
(Magic touch)
Omukono gwo obugalo bwo obwo
(You got a magic touch)
Mwana gwe kankugambeko oŋŋonza
Munnange gwe eyammanyiiza bu magic touch

Baby olina obufuusa mu ngalo
Olina amaanyi g’obufuusa mu ngalo
Nze nkutya wanzita, oh baby kitalo
Wankuza ekyejo gw’eyammanyiiza
Olina amasannyalaze mu mikono gyo
Ekituufu ebyaddala obasinga bukodyo
For real mwattu mpoomerwa omukwano gwo
Buli time eyita mba njagala nkulabeko ooh
Omukwano leeta eno mpa baby (aaah)
Leeta eno, leeta eno mpa baby (aaah)
Baby baby bring it to me
Bring it, bring it, bring it to me aah

Omukono gwo, omukono gwo ogwo
(Magic touch)
Omukono gwo obugalo bwo obwo
(You got a magic touch)
Mwana gwe kankugambeko oŋŋonza
Munnange gwe eyammanyiiza bu magic touch
Omukono gwo, omukono gwo ogwo
(Magic touch)
Omukono gwo obugalo bwo obwo
(You got a magic touch)
Mwana gwe kankugambeko oŋŋonza
Munnange gwe eyammanyiiza bu magic touch

You got a magic touch
You got a magic touch
Boy you got a magic touch
You got it, you got it
You got it eeh (kwata)
Bassboi
Kwata
Kwata
Magic Touch
Kwata

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z