Paka Paka - Leo K.i.G
Paka Paka - Leo K.i.G

Paka Paka

57 views

Paka Paka Lyrics

Leo K.i.G - Paka Paka Lyrics

Hihihi, It's VTM baby
You know you know
You know what!

Kunze Waliwo kyewagugumula baby
Nebwenkiwoyawoya kikanya kukaluba
Ekitanganya kuwumula nga sinakufuna
Kisigala kisonga wuwo baby nebwenkiwugula
It's VTM baby (Awuu!)

Gwe just mpa mutima ommale akajanja (janja)
Mpa mutuma ommale akatinko (tinko)
Gwe kikole ommale akajanja (janja janja janja)

Ndi wakusabiriza paka (paka paka)
Nja kukufata paka (paka paka)
Ndi wakutawanya paka (paka paka)
Ng'ogambye ekimala kimala
Ndi wakusabiriza paka (paka paka)
Nja kukufata paka (paka paka)
Ndi wakutawanya paka (paka paka)
Ng'ogambye ekimala kimala

Mmm, Kati wunzika
Gwempita ali munda mugwe zukuka
mukwano guguno bae naawe tandika
Kick start it, kick start it
Mpa supu ompe n'ebivavava
Yagala ng'oyo akuyagala
Noga ebibala munze byabala (ebibala byabala)

Gwe eyayise mukakumunta laba
Ah gira gira gwe nokyuka
Oli nsusuti obulako kususuta aaah (beiby)

Gwe just mpa mutima ommale akajanja (janja)
Mpa mutuma ommale akatinko (tinko)
Gwe kikole ommale akajanja (janja janja janja)

Ndi wakusabiriza paka (paka paka)
Nja kukufata paka (paka paka)
Ndi wakutawanya paka (paka paka)
Ng'ogambye ekimala kimala
Ndi wakusabiriza paka (paka paka)
Nja kukufata paka (paka paka)
Ndi wakutawanya paka (paka paka)
Ng'ogambye ekimala kimala

G...Gidi Bwoy Kikidem

Mmm, kati wunzika
Gwempita ali munda mugwe zukuka
mukwano guguno bae naawe tandika
Kick start it, kick start it

Kunze waliwo kyewagugumula baby
Ne bwenkiwoyawoya kikanya kukaluba
Ekitanganya kuwumula nga sinakufuna
Kisigala kisonga wuwo baby nebwenkiwugula (Herber Skillz pon dis one)

Gwe just mpa mutima ommale akajanja (janja)
Mpa mutuma ommale akatinko (tinko)
Gwe kikole ommale akajanja (janja janja janja)

(Paka paka) you know you know (paka paka) VTM (paka paka)
Ng'ogambye ekimala kimala

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z