What! (atukula bwe ttukuttuku)
Kino kinaggwa! (atukula bwe ttukuttuku)
Eno Beats (atukula bwe ttukuttuku)
A Fik Fameica, Kabakko, Sheebah
TNS
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
Ye kiki kino kyendiko?
Obulungi bw’ono omwana bunfudde ng’atamidde! (kakkana)
Mpulira nsaanuuka nzenna nzigwerera
Omutima ntujjirira ddu ddu!
Ndi fit ninga eyaakava e Kyankwanzi
Likkle lonely namutafuta maazi
Simanyi oba nzirire oli Namazzi? (togeza)
Nzireyo ndabe oba onipe chance
Engeri gye mbigitaana nti (eh!)
Ne mmala nkukwatako nti (okola ki?)
Ne nkuteeka mu fix bwenti (ayayaya!)
On’ompulira alaali (awu!)
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
Onnumya nnyo onnumya nnyo
Mwana gwe nze nkubuulira alaali
Ombonyabonya
Ne mbeera ng’akamula olwazi
Enkya nkeera mu kuyiiya nsiibe mu kuyiiya
Olw’eggulo njije ondiise (babe)
Gwe kanya kubalumya baleke nga balobye
Olw’eggulo nzije ondiise
Kino kyokya
Ombugumizza omubiri gwokya
Mwana gwe, sitaki wacha
Nja kukolerera ng’akalogoyi
Logoyi logoyi logoyi logoyi
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
Kabakko kano tokawona (awu)
Ne bwe weekweka wa kakunona
Ka face ky’ekyo ate kalina ebbina
Oba lya nnyina!
Wabula onina
Nnyumirwa by’ozina
Kyokka nkuyita towuuna
Ofubye okunnyonoona
Walaalala onzita mwanamuwala
Nkusaba mba wala
Ontwala njabala
Z’onkudde nzibala
Njagala kwewala
Okola bye njagala
Ate ne binsobera, yeah
Atukula bwe ttukuttukuttuku
Atukula bwe ttukuttukuttuku
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taŋŋanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema, ah
A Fik Fameica (atukula bwe ttukuttuku)
Queen Sheebah (atukula bwe ttukuttuku)
Kabakko (atukula bwe ttukuttuku)
TNS
Eno Beats