Sitimila - Echoled
Sitimila - Echoled

Sitimila

44 views

Sitimila Lyrics

Echoled - Sitimila Lyrics

I know how to sing a song but I don't know what you gat for me
I know how to sing a song but I don't know what you gat for me

Yade kikumi kikumi tawera
Naye ndi wakukusondera
Nfune ezikusanyusa
Mbuza owomerwa ki malayika
Ah ah cinema yabeyi
Popcorn za beyi
Njagala nkutwaleko eyo mu viba
Nkukubise endongo ya Irena
ne Juliana mwana
Ebikunjagaza byanema nokwatula
Nyabo style yo siyawano wandiba muzungu
My love for you hungs heavy
Ne'woba nga wakampa era mi keep craving
Wenkuyita nga togaana
Katiki tiki k'esawa kamala
Okukusubwa nga tolabika

Esitimelaa Stimelema
Njagala emulete Njagala emulele mulabeko
Stimelema
Njagala emulete
Esitimelaa Stimelema Njagala njagala
Stimelema
Njagala emulete

Omulongo dance funky for me
Show what your mama gave yah
Coz I know she gave she gave yah
Era nzijukiza olunaku luli
Lwenakusubiza nti lwedikakanya amavivi gange ku taka
Nga nkusaba say yes to me
Olwe ekigambo eriba mere
Yo'mwoyo gwange ogw'alwala
Mbede mpitibwa bituli
Nti mwoyo bituli ani anakwagala
Mwoyo bituli ani anakuwa
Sisobola kukifumintiriza ekyo okukuyawa
Ekindi kumutwe nze nawe paka mubukade

Stimelema
Njagala emulete Njagala emulele mulabeko
Stimelema
Njagala emulete
Esitimelaa Stimelema Njagala emulete Njagala emulete mulabeko
Stimelema
Njagala emulete

I know how to sing a song but I don't know what you gat for me
I know how to sing a song but I don't know what you gat for me

Spotted a typo or a wrong line? Submit a lyrics correction for admin review.

Submit Lyrics Correction

Comments (0)

πŸ“Œ By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep Ennyimba a safe and vibrant place for music lovers!

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z