Ku lulwo nze ne bwe nkalira
Artin on the beat
Ku lulwo bansika mpalira
Fik Fameica
Ku lulwo ne bwe bagunsalira
Queen Sheebah
You know how we do it
Eno eteevunya
Togeza n’onkookonya
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bwe tevu)
Eno ogiguddemu eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bw’eteevunya)
Nange gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal, eteevunya (bwe tevu)
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal eteevunya (bw’eteevunya)
Tevu tevu tevu (teevuunya)
Bwe tevu (bw’eteevunya)
Tevu tevu tevu (teevunya)
Eh bwe teevu (teevunya)
Yo love gye nina eteevunya
Nange kennyini ngyewunya
Aŋŋamba yanguwa eno tonkookonya
Buli kadde ye aba annoonya
Nakkirizza love is such a strong feeling
Tegulwa dollar, pound yadde shilling
Esuza boss chic mu nnyumba omutali ceiling
Kuwa omutima bw’oba ogutwala nze ndi willing
Gwe nsonga lwaki obulamu bukola meaning
Tugenda wala, the journey is just beginning
Ndikwambala nga kkooti
Ndikwambala ng’essaawa
Bwe ndwala yeggwe antidote
Bwe ndwala yegwe dawa
Eno eteevunya
Togeza n’onkookonya
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bwe tevu)
Eno ogiguddemu eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bw’eteevunya)
Nange gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal, eteevunya (bwe tevu)
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal eteevunya (bw’eteevunya)
Wansanga mu mirembe gyange n’ontanuula (yiyi!)
Nze eyali asirise omutima n’onsanuula
Bino bye mukwana, tewamanya ky’otinkuula
Nkusuubiza okwesibako (layira!)
Nkusuubiza okwekubako (eh eh!)
Wali tewajjula nga nze abulako
Sembera eno ojje onkoleko
Bambi yanguwako tommenye eggindu sirina we ndissa
Gwe woolwirawo gunkubye ensimbu gwambuka bw’ogussa
Eno eteevunya
Togeza n’onkookonya
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bwe tevu)
Eno ogiguddemu eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bw’eteevunya)
Nange gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal, eteevunya (bwe tevu)
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal eteevunya (bw’eteevunya)
Tevu tevu tevu (teevuunya)
Bwe tevu (bw’eteevunya)
Tevu tevu tevu (teevunya)
Eh bwe teevu (teevunya)
Ku lulwo nze ne bwe nkalira (teevunya)
Ku lulwo bansika mpalira (tevu teevunya)
Ku lulwo ne bwe bagunsalira (teevuunya) Sikupowa nze gyal ndayira (tevu teevuunya)
Ku lulwo nze ne bwe nkalira
Ku lulwo bansika mpalira
Ku lulwo ne bwe bagunsalira (Fresh Gang)
Sikupowa nze gyal ndayira
Oli wa mukisa sikulimba
Kasooli mu namuginga
Bw’omenyeka nja kuyunga
Weetegeke nja kulunga
Teweebuzaabuza, nkubaliddeko naawe todduka (wendi)
Ku kyejo kye nina
Gisibe enywere tesensuka
Kuba nnyingi
Eno eteevunya
Togeza n’onkookonya
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bwe tevu)
Eno ogiguddemu eteevunya (bw’eteevunya)
Bwe tevu tevu (bw’eteevunya)
Nange gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal, eteevunya (bwe tevu)
Love gye nina eteevunya (bw’eteevunya)
Gal eteevunya (bw’eteevunya)
Tevu tevu tevu (teevuunya)
Bwe tevu (bw’eteevunya)
Tevu tevu tevu (teevunya)
Eh bwe teevu (teevunya)
Artin Problem
Axtra Nation