(Verse)
I wanna be alone
Mumutima gwange wagenda mukwano todda
Bwewaganaga kati ate ogamba nedda
Nenya bano, don’t be like don’t know ooh
Wankyunya nawe, wayagala nokunzita aaah
Njagalannyo okuba kunsi nange
(Chorus)
Yeee! Kantu kamangu, fuluma mangu
Todanga ebyange byamunju
Maaangu, fuluma mangu uuh
Tondwisa aah, ebyange byamunju
(Verse)
Nakutuuma amanya manji
Nga nkuyita sweetie, Nga nkuyita Beibe
Nakutimba, nakuwa omutima wanje
Naye wakyuuka aah, mama aaaah
Nakiriza aah Munda yange
Wankyunya nawe, wayagala nakunzita aah
Njagala nnyo okuba kunsi nange
(Chorus)
Yeee! Kantu kamangu, fuluma mangu
Todanga ebyange byamunju
Maaangu, fuluma mangu uuh
Tondwisa aah, ebyange byamunju uuh
(Verse)
I wanna be alone
Mumutima gwange wagenda mukwano toda
Bwewaganaga kati ate ogamba nedda
Nenya bano, don’t be like don’t know ooh
Naye wakyuuka aah, mama aaaah
Nakiriza aah Munda yange
Wankyunya nawe, wayagala nakunzita aah
Njagala nnyo okuba kunsi nange
(Outro)
Yeee! Kantu kamangu, yeeah, fuluma mangu
Todanga ebyange byamunju
Maaangu, fuluma mangu uuh
Todanga ebyange byamunju
Beiii-be, I wanna be a lone
Vyroota