Bamutwaala - Nandor Love, Ava Peace

LRC File Content

[ti:Bamutwaala]
[ar:Ava Peace, Nandor Love]
[al:Ennyimba]
[au:Ennyimba]

[by:Ennyimba LRC Generator]

[00:03.17]Mashup de ulla dem dead (Bamutwaala)
[00:06.42]TNS (Bamutwaala)
[00:08.62]Nandor Love (Oli bamutwaala)
[00:10.15]Ava Peace beibe eh! (Bamukwana)
[00:13.88]Bamulekawo nga tulaba
[00:17.26]Nuru bamuta
[00:20.67]Bamuta
[00:23.47]Bamulisa kakanja bawona
[00:26.66]Kubanga bakkuta
[00:30.27]Bagoba
[00:32.89]Kyoka bw'omuleka akaaba
[00:35.35]Alinga ng'omwana
[00:37.60]Era bw'omuleka alwaala
[00:40.03]Mujje mutaase omwana
[00:42.81]Wamusulawo bamutwaala
[00:45.81]Bamutwaala
[00:47.45]Gwe wasulawo bamulonda
[00:50.44]Oli bamulonda
[00:52.31]Yakulinda bamutwaala
[00:55.11]Bamutwaala
[00:56.77]Oyo gwe wasulawo bamukwana
[00:59.88]Oli bamukwana ye!
[01:01.97]Mmh! Wali omuyita malaya
[01:05.13]Kati yafuuka malaika
[01:07.49]Wali omufudde mubaaya
[01:09.90]Kati yazuula bulaaya
[01:11.57]Omwoyo omulondo gukulondoola
[01:16.08]Wafuuka na kisaati bakutembeya
[01:20.88]Ddi lwe wamutwalako ku date nagaana
[01:25.64]Ddi lwe wamugulirayo ka dress nagaana
[01:30.57]Wamusulawo bamutwaala
[01:33.77]Bamutwaala
[01:35.35]Gwe wasulawo bamulonda
[01:38.23]Oli bamulonda
[01:40.47]Yakulinda bamutwaala
[01:43.44]Bamutwaala
[01:45.04]Oyo gwe wasulawo bamukwana
[01:47.80]Oli bamukwana ye!
[01:50.09]Twakanya bugonvu byalema
[01:53.41]Nga twafukamira
[01:56.89]Twasaba
[01:59.48]Wafuuka na kisaati bakusimuuza ah
[02:04.27]Kati laba abawala bakunyomola
[02:09.02]Kyoka bw'omuleka akaaba
[02:11.60]Alinga ng'omwana
[02:13.90]Era bw'omuleka alwaala
[02:16.07]Mujje mutaase omwana
[02:18.70]Eh! Eddy Kenzo mumugambe, Rema bamutwaala, eh
[02:24.35]Ne Muhangi mumugambe, Prim bamutwaala, eh
[02:29.14]Geosteady Henry mugambe, Prima bamutwaala, eh
[02:33.75]Jeff Kiwa mumugambe, gundi bamutwaala, eh
[02:38.85]Ne Rickman mumugambe, Sheilah bamutwaala
[02:43.58]Ne Mudra mumugambe, nti oli bamukwana, eh!
[02:48.72]ennyimba.ug

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z