Mashup de ulla dem dead (Bamutwaala)
TNS (Bamutwaala)
Nandor Love (Oli bamutwaala)
Ava Peace beibe eh!
Bamukwana
Bamulekawo nga tulaba
Nuru bamuta
Bamuta
Bamulisa kakanja bawona
Kubanga bakkuta
Bagoba
Kyoka bw'omuleka akaaba
Alinga ng'omwana
Era bw'omuleka alwaala
Mujje mutaase omwana
Wamusulawo bamutwaala
Bamutwaala
Gwe wasulawo bamulonda
Oli bamulonda
Yakulinda bamutwaala
Bamutwaala
Oyo gwe wasulawo bamukwana
Oli bamukwana ye!
Mmh! Wali omuyita malaya
Kati yafuuka malaika
Wali omufudde mubaaya
Kati yazuula bulaaya
Omwoyo omulondo gukulondoola
Wafuuka na kisaati bakutembeya
Ddi lwe wamutwalako date nagaana
Ddi lwe wamugulirayo ka dress nagaana
Wamusulawo bamutwaala
Bamutwaala
Gwe wasulawo bamulonda
Oli bamulonda
Yakulinda bamutwaala
Bamutwaala
Oyo gwe wasulawo bamukwana
Oli bamukwana ye!
Twakanya bugonvu byalema
Nga twafukamira
Twasaba
Wafuuka na kisaati bakusimuuza ah
Kati laba abawala bakunyomola
Kyoka bw'omuleka akaaba
Alinga ng'omwana
Era bw'omuleka alwaala
Mujje mutaase omwana
Eh!
Eddy Kenzo mumugambe
Rema bamutwaala, eh
Ne Muhangi mumugambe
Prim bamutwaala, eh
Geosteady Henry mugambe
Prima bamutwaala, eh
Jeff Kiwa mumugambe
Gundi bamutwaala, eh
Ne Rickman mumugambe
Sheilah bamutwaala
Ne Mudra mumugambe
Nti oli bamukwana, eh!