Eat Well - Rema Namakula

LRC File Content

[ti:Eat Well]
[ar:Rema Namakula]
[al:Ennyimba]
[au:Ennyimba]

[by:Ennyimba LRC Generator]

[00:00.00]Eat well well
[00:02.78]Feed well well
[00:05.01]Live well well
[00:08.28]Abantu tufa nnyo ku face
[00:11.89]Ne twerabira ekituli munda
[00:14.16]Si ye face, uh huh!
[00:18.18]Bangi tufa nnyo ku ndabika
[00:22.12]Ne twerabira obulamu
[00:23.86]Si ye ndabika, uh huh eh!
[00:28.15]You should know what to eat
[00:31.43]How to feed
[00:33.61]Let out to live
[00:36.79]Maama you should know who to feed
[00:40.69]Bwaba nga baby, muyonse ko
[00:46.66]Manya eby'okulya by'alina okulya
[00:49.70]N'ebyo byalina okunywa
[00:52.00]N'esaawa gyalina okulya
[00:55.46]Naawe manya eby'okulya by'olina okulya
[00:59.10]N'ebyo by'olina okunywa
[01:01.00]Omwana akule nga wa mbavu, ye ye ye!
[01:05.07]Kino kikwata ku maama n'omwana ne taata ekyenessa
[01:10.75]Maama n'omwana ne taata ne gavumenti
[01:15.34]Ggwe nange oli n'oli
[01:17.85]Oli n'oli
[01:19.64]Ggwe nange oli n'oli
[01:22.23]Gavumenti netufundinga
[01:23.89]Kino kitukwatako ffenna
[01:26.97]Taata maama n'omwana
[01:28.65]Na buli omu yenna, eh
[01:32.76]Kino kitukwatako ffembi
[01:35.75]Nga ne gavumenti kweri
[01:38.22]Tulwane ffenna, eh
[01:41.07]Tulwanyise ebyembi
[01:43.30]Obulamu kya bugagga
[01:45.57]Tulwane ffembi
[01:48.06]Uganda yaffe, eh
[01:51.20]You should know what to eat
[01:54.47]How to feed
[01:56.72]Let out to live
[01:59.82]Maama you should know who to feed
[02:03.69]Bwaba nga baby, muyonse ko, kubanga
[02:09.76]Kino kikwata ku maama n'omwana ne taata ekyenessa
[02:15.25]Maama n'omwana ne taata ne gavumenti
[02:19.80]Ggwe nange oli n'oli
[02:22.45]Oli n'oli
[02:24.21]Ggwe nange oli n'oli
[02:27.01]Gavumenti netufundinga
[02:28.62]Tukola eby'obulamu nga bingi
[02:31.50]Bibulamu kimu kassente
[02:33.73]Buli kinnomu osomessebwe, eyai!!
[02:36.87]Twegatte tukwatagane ne gavumenti ekole ogwayo
[02:41.71]Abantu basomessebwe
[02:44.07]Abaana baffe bakule
[02:46.31]N'abazalisa mutuyambe
[02:48.64]Ka care kaberewo
[02:51.15]Abantu bazaale bulungi
[02:53.34]Kuba obulamu bwe bugagga
[02:56.87]Kino kikwata ku maama n'omwana ne taata ekyenessa
[03:02.67]Maama n'omwana ne taata ne gavumenti
[03:06.97]Ggwe nange oli n'oli
[03:09.65]Oli n'oli
[03:11.49]Ggwe nange oli n'oli
[03:13.90]Gavumenti netufundinga
[03:16.51]Eat well well
[03:18.70]Feed well well
[03:21.09]Live well well
[03:24.48]ennyimba.ug

A-Z

A / B / C / D / E / F / G / H / I / J / K / L / M / N / O / P / Q / R / S / T / U / V / W / X / Y / Z