Eat well well
Feed well well
Live well well
Abantu tufa nnyo ku face
Ne twerabira ekituli munda
Si ye face, uh huh!
Bangi tufa nnyo ku ndabika
Ne twerabira obulamu
Si ye ndabika, uh huh eh!
You should know what to eat
How to feed
Let out to live
Maama you should know who to feed
Bwaba nga baby, muyonse ko
Manya eby'okulya by'alina okulya
N'ebyo byalina okunywa
N'esaawa gyalina okulya
Naawe manya eby'okulya by'olina okulya
N'ebyo by'olina okunywa
Omwana akule nga wa mbavu, ye ye ye!
Kino kikwata ku maama n'omwana ne taata ekyenessa
Maama n'omwana ne taata ne gavumenti
Ggwe nange oli n'oli
Oli n'oli
Ggwe nange oli n'oli
Gavumenti netufundinga
Kino kitukwatako ffenna
Taata maama n'omwana
Na buli omu yenna, eh
Kino kitukwatako ffembi
Nga ne gavumenti kweri
Tulwane ffenna, eh
Tulwanyise ebyembi
Obulamu kya bugagga
Tulwane ffembi
Uganda yaffe, eh
You should know what to eat
How to feed
Let out to live
Maama you should know who to feed
Bwaba nga baby, muyonse ko, kubanga
Kino kikwata ku maama n'omwana ne taata ekyenessa
Maama n'omwana ne taata ne gavumenti
Ggwe nange oli n'oli
Oli n'oli
Ggwe nange oli n'oli
Gavumenti netufundinga
Tukola eby'obulamu nga bingi
Bibulamu kimu kassente
Buli kinnomu osomessebwe, eyai!!
Twegatte tukwatagane ne gavumenti ekole ogwayo
Abantu basomessebwe
Abaana baffe bakule
N'abazalisa mutuyambe
Ka care kaberewo
Abantu bazaale bulungi
Kuba obulamu bwe bugagga
Kino kikwata ku maama n'omwana ne taata ekyenessa
Maama n'omwana ne taata ne gavumenti
Ggwe nange oli n'oli
Oli n'oli
Ggwe nange oli n'oli
Gavumenti netufundinga
Eat well well
Feed well well
Live well well