LRC File Content
[id: boyqimit]
[ar: Sheebah]
[al: Mukama Yamba - Single]
[ti: Mukama Yamba]
[length: 04:04]
[00:10.72]As salamu alaykum Wa alaikum assalam
[00:17.10]Oli eyo nze ndi eno naye tuli kimu
[00:22.83]Ebyensi byo byansi
[00:25.30]Mugulu tuli kimu
[00:27.87]Katonda agaba ensimbi tuwe otuwonye nebingi
[00:33.63]Endwadde zo nyinji eno, tuyambe tuddeyo joli
[00:38.64]Abantu bakwateko leero
[00:42.06]Ooh ooh leero
[00:44.61]Fena tukwateko leero
[00:48.22]Ooh ooh leero
[00:50.15]Mukama yamba naye mukama saasila
[00:53.71]Yamba nzize nga bwendi mukama yamba
[00:57.45]Nebirungi yongera
[00:59.43]Yamba tuli eno abaana bo Mukama yamba
[01:02.88]Wensobeza nkwetondera
[01:06.42]Mponya okuloota nzijja mubirooto
[01:08.84]Naye mukama saasila
[01:10.73]Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
[01:14.43]Nebirungi yongera
[01:16.62]Nzize nga bwendi leero
[01:18.85]Nzize nga bwendi leero
[01:20.98]Mukama wange leero naawe wuwo
[01:24.30]Oli lumuli, lwenekwatako nze kale
[01:30.28]Ekimu ekyekumi mukama nkitola kale
[01:35.88]Ntola zakat, Ntola zakat
[01:38.75]Nkudize nze kale
[01:41.84]Kubyompade ndikuwaaki nze nkusiime kale
[01:47.69]Nkumila Akalimu kange kale
[01:53.34]Nkumila Maama wange kale
[01:59.31]Nyamba mpa emikwano emirungi kale
[02:04.60]Mukama yamba naye mukama saasila
[02:08.35]Yamba nzize nga bwendi mukama yamba
[02:11.62]Nebirungi yongera
[02:13.92]Yamba tuli eno abaana bo Mukama yamba
[02:17.35]Wensobeza nkwetondera
[02:20.79]Mponya okuloota nzijja mubirooto
[02:23.45]Naye mukama saasila
[02:25.59]Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
[02:29.05]Nebirungi yongera
[02:30.95]Nzize nga bwendi leero, leero leero
[02:35.70]Amaziga mangi leero
[02:39.30]Amaziga mangi leero
[02:41.76]Twagala namasanyu tugalabe leero
[02:45.25]Mukama mulungi ye banga musinze nze banga lyona
[02:50.92]Toyagala maziga, toyagala bulumi
[02:54.04]Oyagala kunyumirwa nga awatali butego
[02:56.67]Oyagala masanyu, oyagala bulamu
[02:59.56]Oyagala kubeera nga bali abazikuba
[03:02.46]Oyagala masanyu oyagala bulamu
[03:05.41]Gwe gendayo ewamukama yagaba obulamu
[03:08.97]Naye mukama saasila yamba nzize nga bwendi
[03:13.70]Mukama yamba nebirungi yongera
[03:16.79]Yamba tuli eno abaana bo
[03:19.26]Mukama yamba wensobeza nkwetondera ahaha
[03:23.58]Mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
[03:27.87]Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
[03:31.72]Nebirungi yongera
[03:33.92]Nzize nga bwendi leero
[03:39.77]Nyongera, nyongera
[03:44.47]Mukama nkaaba
[03:45.75]Mukama nkaaba
[03:47.37]Mukama nkaaba
[04:03.32]
Publish comments and posts, and add songs, playlists, artists, and albums to your profile on Ennyimba.
By signing up or logging in, you consent to the
Terms of Use
and
Privacy Policy
of
Ennyimba